• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Wooteri e Kitgum yeesambye okutegeka olukungaana lwa Bobi Wine

Gambuuze by Gambuuze
January 6, 2020
in Eby'obufuzi
0 0
0
Wooteri e Kitgum yeesambye okutegeka olukungaana lwa Bobi Wine
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omubaka wa Kyaddondo y’obuvanjuba Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine

URN

Wooteeri emanyiddwa nga Jaflo Garden Hotel esangibwa mu kibuga kye Kitgum mu mambuka g’a Uganda eganye okukiriza eb’ekisinde kya People Power ekikulemberwa omubaka wa Kyaddondo ey’obujanvuba Robert Kyagulanye  okutegekerawo  olukungaana lwe. Wiiki ewedde Kyagulanyi amanyiddwa ennyo nga Bobi Wine yalangirira nti yali wakutalaaga eggwanga naga yeebuuza kubantu ku nteekateeka ye ey’okwesimbawo okuvuganya ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga omwaka guno. Sebastian Ogoni, akuli abavubuka ba People Power mu mambuka ga Uganda yategeezezza nti baabadde baakatuuza olukungaana lwabwe enkya ku Lwokubiri era nga baabadde bamaze n’okusasulako emitwalo 100,000 ku 900,000 ezabadde zibasabiddwa. Ogoni yategeezezza nti ku Lwokutaano, bannayini wooteeri baamukubira essimu ne bamutegeeza nti ab’ebyokwerinda baalumba wooteri yabwe nababategeeza nti balina okusaazaamu enteekateeka eno.  

Akulira wooteeri eno Solomon Onono, yakakasizza nti kituufu beekyusizza kukyo kukkiriza aba People Power okutegekerawo olukungaana nga agamba nti baatidde ebiyinza okuddirira. Onono era yakakasizza nti essente baazifuna newankubadde nga tebannazizzaayo.
Yayongeddeko nti era n’abantu 2000 ababdde bagenda okwetaba mu lukungaana luno tebasobola kuddya mu kifo kyabwe. “Obweraliikirivu bwaffe buli nti bagenda kuba mu byabufuzi ebiyinza okukosa emirimu gyaffe. Bwetwabuuzizza poliisi nayo yatugambye nti tebannafuna lukusa kutegeka lukungaana luno,” Ono bweyategeezezza.  Omubaka wa pulezidenti mu disitulikiti ye Kitgum William Komakech, yeeganye okulagira wooteeri okwefuulira aba People Power.

Omwezi oguwedde ab’akakiiko k’ebyokulonda bakiriza Bobi Wine okutalaaga eggwanga nga yeebuuza kubantu ku nteekateekaze. Olwaleero enteekateeka eno egenda kuggibwako engalo okutandikira e Kyadddondo oluvanyuma yakugenda mu disitulikiti ez’enjawulo mu mambuka ga Uganda.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist