• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Venerable Canon Rev Wilson Kisekka alondeddwa ng’Omulabirizi w’e Luweero

Gambuuze by Gambuuze
March 7, 2024
in Amawulire
0 0
0
Venerable Canon Rev Wilson Kisekka alondeddwa ng’Omulabirizi w’e Luweero
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Kampala

Akakiiko ak’okuntikko mu kkanisa ya Uganda, kalonze era nekalangirira Rev Venerable Canon Wilson Kisekka wa Luweero omuggya.

Rev Venerable Canon kati yafuuse omulabirizi ow’okuna era ng’ono wakutuuzibwa omwezi guno nga 26, 2024 ku lutikko  ya St Mark esangibwa mu ttawuni kkanso ya Luweero.

Akakiiko Kano akamaze ennaku biri nambirira mu Lweza Training and conference center era kalonze Rev Can Alfred Muhoozi okudda mu bigere by’omulabirizi Namanya Steven mu bulabirizi bwa Ankole ng’ono wakuwummula emirimu gy’obusumba mu Muzigo (May) nga 26, 2024.

Ebikwata ku Rev Venerable Canon

Omulabirizi Kisekka aweza egy’obukulu 53, musajja mufumbo n’omukyala Rachael Kisekka, nga balina abaana bana.

Okutuuka okulondebwa abadde Ssaabadinkoni wa Ndeeba mu disitulikiti y’e kayunga mu busumba bw’e Mukono.

Ono alina Dipulooma mu ssomo ly’ebibira okuva e Makerere, ddiguli mu masomo g’eddiini kiyite (Theology) okuva ku  Uganda Christian University, ne Master’s Degree mu masomo g’eddiini okuva mu Kwazulu University mu ggwanga lya South Africa.

Ono aweerezaako mu bifo ebyenjawulo mu kkanisa ya Uganda okuli obubuulizi ku kkanisa ya St Peters Lugazi n’e Misindye ssaako ne mu budinkoni bwe Nakanyonyi gyeyaweereza nga Ssaabadinkoni ngatanagenda mu budinkoni bwe Ndeeba.

Omulabirizi Kisekka agenda kukwasibwa woofiisi okuva ew’omulabirizi we Mukono eyawummula James William Ssebaggala, akuumye entebe eno ng’omulabirizi ow’ekiseera okuva mu July w’omwaka oguwedde 2023.

Venerable Canon Wilson Kisekka azze mu bigere bya Bishop Eridard Nsubuga eyawummula oluvannyuma lw’emyaka egyessalira okuggwako.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist