• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyobusubuuzi

URA obuyinza obuwandiisa emmotoka ebuddizza Minisitule y’ebyentambula

Gambuuze by Gambuuze
November 3, 2021
in Ebyobusubuuzi
0 0
0
URA obuyinza obuwandiisa emmotoka ebuddizza Minisitule y’ebyentambula
0
SHARES
85
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekitongole ekisolooza omusolo ekya ‘Uganda Revenue Authority (URA)’ kiwaddeyo obuyinza obuwandiisi emmotoka eziyingira eggwanga eri Minisitule y’ebyenguudo n’entambula.

Bw’abadde awaayo obuvunaanyizibwa eri Minisita w’ebyentambula n’emirimu, Gen. Edward Katumba Wamala, akulira ekitongole kya URA, John Musinguzi ategeezezza nti babadde bazitoowereddwa emirimu, naddala okulondoola emmotoka ezitalina nnamba puleeti, n’okuyingiranga mu mirimu gy’ebitongole ebirala ate ng’omulimu ogwabwe ogubaweebwa Ssemateeka gwa  kusolooza musolo.

Okusinziira ku Musinguzi, babadde bakola omulimu guno okuva mu 1991 ekitongole kino lwe kyatandikibwawo nga bamaze emyaka egiwera 30 nga be bagaba ennamba n’okuwandiisa emmotoka eziyingira ezireetebwa mu ggwanga n’ezo ezitalina kubeera ku nguudo.

Minisita w’ebyentambula n’emirimu, Gen. Edward Katumba Wamala, agamba nti ng’oggyeeko okuwewula ku URA emirimu egimu, kino kigendereddwamu kwongera kunyweza byakwerinda bya ggwanga.

Agumizza bannayuganda naddala abo abayinza okwekengera olw’okulondoola emmotoka zaabwe, n’ategeeza nti  si baakulondoola gye batambulira wabula emmotoka gye zibeera.

Okukyusa obuvunaanyizibwa buno kiddiridde etteeka eryayisibwa mu 2018 erya ‘Traffic and Road Safety Act’  nga liggya obuyinza bw’okuwandiisa emmotoka zino Ku URA.

Omuteesiteesi omukulu mu minisitule y’ebyentambula n’emirimu, Barbra Namugambe annyonnyodde nti minisitule yandibadde yezza dda obuvunanyizibwa buno ng’etteeka bwe liragira wabula omuggalo, gwe gwazing’amya enteekateeka zonna.

Olupapula omuntu lw’abadde alina okutambula nalwo olwogera ku mmotoka ye n’ebimwogerako, Minisita Edward Katumba Wamala akakasizza nga nalwo bwe lukyusiddwa, ng’omuntu kati waakubeeranga na kaadi entonotono ate nga ya tekinologiya.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist