• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenfuna

URA eremereddwa okukunganya obuwumbi 697.4

Gambuuze by Gambuuze
February 6, 2020
in Ebyenfuna
0 0
0
URA eremereddwa okukunganya obuwumbi 697.4
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Akulira URA ku kkono, Doris Akol

Bya URN

Ekitongole ekikola kukunganya omusolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority [URA] kyalemereddwa okukunganya obuwumbi 697.4 ze kyalina okukunganya okuva mu mwezi g’omusanvu [guyite Kasambula] omwaka oguwedde okutuuka mu ggw’ekkumi n’ebiri, [guyite Ntenvu.]

Doris Akol, akulira ekitongole kino yategeezezza bannamawulire kukitebe kya URA mu Kampala nti baasobola okukunganya obutabalika mwenda bwokka kyokka nga baali basuubira obutabalika mwenda n’obuwumbi 700. Newankubadde  nga essente ezaasuubirwa sizeezaakunganyizibwa, ekitongole kino kisobodde okufuna ssente ebitundu 11.2 % okusinga omwaka oguwedde.

Amawulire gano tegasanyusa gavumenti naddala mu kaseera kano nga essente okuva mu bagabi b’obuyambi zigenda zikendeera. Kino kitegeeza nti ebintu ebimu gavumenti byebadde egenda okukola tegenda kusobola kubutuukiriza.

Gavumenti gyebuvuddeko yategeeza nti singa tefuna sente zeyeetaaga, yandiwalirizibwa okwewola ssente okuva mu zibbanka munda w’eggwanga.

Ekitongole kyensi yonna ekirondoola eby’enfuna ekya International Monetary Fund kyalaga nti eby’enfuna by’eggwanga tebijja kukula nga bwebibadde bisuubirwa omwaka guno olwa gavumenti okulemererwa okufuna ssente okutuukiriza ebyo byebassa mu mbalirira.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist