• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

UNRA Eggaddewo Ettabi lye Jinja lwa COVID-19

Gambuuze by Gambuuze
August 31, 2020
in Eby'Obulamu
0 0
0
UNRA Eggaddewo Ettabi lye Jinja lwa COVID-19
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ssenkulu wa UNRA Allen Kagina

Abakulira ekitongole ki UNRA bakakasizza nga bwebaggadde ettabi lye Jinja oluvanyuma lw’okuzuula abakozi babwe abalala babiri nga balina ekirwadde ki COVID-19.

Kati omuwendo gwabalina COVID-19 mu UNRA baweze 8 era nga okusinziira ku UNRA bano bavudde  mu bantu 107 abakebeddwa ku Lwokusatu lwa wiiki ewedde.

Ekiwandiiko ekyafulumiziddwa aba UNRA kitegeezezza nti, “ Wofiisi zaffe tuzigaddewo okumala akaseera okuva nga  31 August okutuuka  03 September 2020 kisobozesa okunoonya abo abaliko n’abalwadde wamu n’okufuuyira ekifo kyonna.”

UNRA egamba nti egenda kukebera abakozi baayo bonna mukugezaako okulaba nga batangira ekirwadde kino wamu n’okulaba nga bayamba abazuuliddwamu ekirwadde kino okufuna obujjanjabi mu budde.

Oluvanyuma lw’okuzuula abalwadde, aba Minisitule y’ebyobulamu wamu ne UNRA bakolaganira wamu okulaba nga bayamba ku bakozi abasangiddwa n’ekirwadde kino okusobola okukiwona wamu n’okukitangira okusaasaana.

Ekiwandiiko kyasabye bakasitoma ba UNRA wamu n’abantu bonna okwongera okuteeka mu nkola ebiragiro ebitangira COVID-19 nga Minisitule y’ebyobulamu bweyalambika okuli; okunaaba engalo, okwambala masiki, obutasemberagana wamu n’okwekwata mu ngalo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist