• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

UNESCO ewagidde eky’okuggya Amasiro g’e Kasubi ku lukalala lw’ebifo by’ennono ebisuliridde okusaanawo

Gambuuze by Gambuuze
August 29, 2023
in Amawulire
0 0
0
UNESCO ewagidde eky’okuggya Amasiro g’e Kasubi ku lukalala lw’ebifo by’ennono ebisuliridde okusaanawo
0
SHARES
172
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekitongole ky’ ensi yonna ekikola ku buwangwa n’ennono ki UNESCO ku Mmande kyasembye Amasiro g’ e Kasubi gaggyibwe ku lukalala lw’ebifo eby’ennono ebiri mu katyabaga k’okusaanawo.

Ekiteeso ekisemba kino kyasaliddwawo eggulo ku Mmande oluvannyuma lw’ alipoota y’ekitongole kino eyakolebwa oluvannyuma lw’abakulu baakyo okulambula enteekateeka y’okuzzaawo Amasiro gano.

Kino kiddiridde omulimu gw’okuzimba ennyumba enkulu eya Muzibu- Azaala-Mpanga omugalamidde ba Ssekabaka ba Buganda abawerako okutambula obulungi wakati mu kugoberera ennono n’obuwangwa okuva lwegaali gakosebwa omuliro mu 2010.

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II nga asisinkanye abakulu okuva mu UNESCO

Amasiro gano gaali gateekebwa ku lukalala lw’ebifo ebyenjawulo neku lukalala lw’ebifo ebisaana okukuumibwa mu nsi yonna wansi wa UNESCO mu 2001.

Kati ekirindiriddwa  kwekulaba oba akakiiko k’amawanga 21 aka World Heritage Committee akagenda okutuula wakati wa 10- 25 e Riyadh mu Saudi Arabia kanaawagira ekiteeso kino.

Kinajjukirwa nti Amasiro gano gaakosebwa omuliro ogwakwata ennyumba ya Muzibu-Azaala-Mpanga eyali yazimbibwa mu 1882 nga okusooka luno lwali Lubiri naye oluvannyuma negafuuka Amasiro.

Okusinziiira ku UNESCO, Amasiro gano gaazimbibwa nga ganjawulo era singa gaggyibwa ku lukalala luno kya makulu nnyo kuba ebifo 50 ebirala ebiri mu ttuluba lino mu Afirika bisuliridde okusaanawo.

Kinajjukirwa nti Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yalambula Amasiro gano era naatendereza omulimu ogwali gukoleddwa olw’obukugu n’okugoberera emitendera.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist