• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Uganda Aids Commission Eyagala Obuwumbi 16 Okulwanyisa Siriimu

Gambuuze by Gambuuze
March 20, 2020
in Eby'Obulamu
0 0
0
Uganda Aids Commission Eyagala Obuwumbi 16 Okulwanyisa Siriimu
0
SHARES
16
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Eddy Mukooyo akulira Akakiiko akakola ku kulwanyisa siriimu

Bya URN

Akakiiko akakola ku kulwanyisa siriimu aka Uganda Aids Commission kasabye palamenti ebongere obuwumbi 16 okusobola okulwanyisa siriimu ali mukweyongera.  

Okusinziira ku Eddy Mukooyo akulira akakiiko kano, waliyo abantu 53,000 abapya abalina siriimu nga kino kitegeeza bwetunaatuukira mu mwaka 2025, bantu  300,000 abaggya bajja kuba balina siriimu.

Mukooyo yabadde ayogereko eri ababaka ba palamenti ku wooteeri ya Golf View Entebbe eggulo.

Yagambye nti okweyongera kw’abantu abalina siriimu kweraliikiriza kubanga gavumenti ejja kuba yeetaaga obuwumbi 246 okusobola okukuumira ku ddagala abantu abalina siriimu.

Yategeezezz ababaka nti singa babongera ssente zino, bajja kusobola okukendeeza ku muwendo gw’abantu abakwatibwa siriimu.

Ssentebe w’ekibiina ky’abantu abalina siriimu ekya National Forum for People Living with HIV Network in Uganda , Dr Stephen Watiti yagambye nti beetaaga essente okwongera amanyi mu kaweefube w’okutegeeza abantu abalina akawuka okwekuumira kuddagala wamu n’okugenda mu malwaliro okufuna obujjanjabi.

“Gavumenti eteekeddwa okussa essira mu kujjanjaba abantu. Tukirabye nga bakikola mu bakyala abalina embuto era bano tebakyasobola kuzaala baana balina siriimu bwebamira eddagala lyabwe obulungi,” Watiti bweyagambye.

Ababaka bagambye nti kyennyamiza nti eggwanga litandise obuteefiirayo ekiviiriddeko obulwadde okuddamu okwegiriisa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist