• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ag'Ebweru

Tujja kukolagana n’omuntu yenna bannakenya gwe banalonda – Museveni

Gambuuze by Gambuuze
February 9, 2022
in Ag'Ebweru
0 0
0
Tujja kukolagana n’omuntu yenna bannakenya gwe banalonda – Museveni
0
SHARES
84
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John
Kampala

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni  ategeezezza nti Uganda nneetegefu okukolagana n’omukulembeze yenna bannakenya gwe banaalonda ku bwapulezidenti .”Yenna anaayitamu okubeera Pulezidenti w’e Kenya. Tujja kukolagana naye kasita anaabeera ng’alondeddwa bannansi.” Museveni bw’annyonnyodde.

Akalulu mu ggwanga lya Kenya kasembedde nga kagenda kubibwa nga August 9, 2022 lwe bagenda okulondera ababaka mu lukiiko lw’e ggwanga, n’olukiiko oluddako awamu n’abakulembeze omuli ba Gavana awamu n’enkiiko eza wansi.

Bino  Museveni yabyogedde asiibula abadde omubaka wa Kenya mu ggwanga, Ambasada  Kiema Kilonzo. Kilonzo abadde amaze emyaka 3 mu kifo kino nga yasazeewo okuddayo mu Kenya asobole okuvuganya ku kifo kya Gavana we Kitui.

Okusinziira ku Museveni  omukwano wakati w’amawanga gano gombi gwe gusinga amakulu nga si nsonga ani abeera awangudde obwapulezidenti enkolagana ebeera erina okugenda mu maaso.

Ambasada  Kilonzo yeebazizza Pulezidenti Museveni olw’okumuteerawo embeera ennungi mu myaka 3 gy’amaze mu kifo ng’esobozesezza ebyensubulagana wakati Uganda ne Kenya wadde wabaddewo ekirwadde kya Corona.

Ono era yeebazizza gavumenti ne bannayuganda olw’omukwano gwe bamulaze ekisobozesezza enkolagana wakati w’amawanga gombi okugenda mu maaso.

“Nga nsiibula okuva wano, njagala okukiddamu nti bannayuganda bandaze omukwano era wano wafuuse waffe.” Kilonzo bw’agambye.

Kilonzo yalondebwa Pulezidenti Uhuru Kenyatta mu 2018 in 2018, okubeera Ambasada wa Kenya e Uganda.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist