• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Toolit Aketcha, Owa NUP eyavuganya ku kifo ekyalimu Oulanyah afudde

Gambuuze by Gambuuze
January 16, 2023
in Amawulire
0 0
0
Toolit Aketcha, Owa NUP eyavuganya ku kifo ekyalimu Oulanyah afudde
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Gulu

Eyakwatira ekibiina ki National Unity Platform bendera  mu kalulu k’omubaka w’ ekitundu kya Omoro mu Palamenti,  Simon Toolit Aketcha afudde.

Toolit, afudde ku makya ga Mmande  mu ddwaliro lya Lacor gyabadde yatwalibwa okujjanjabirwa. Ebisingawo ku nfa ye bibadde tebinamanyibwa wabula amawulire g’okufa kwe gakakasiddwa eyavuganya naye era omubaka w’ekitundu kino Andrew Ojok Oulanyah.

“Lunaku luzibu nnyo mu Omoro! Tufiiriddwa omu ku baana enzaalwa era eyaliko omubaka  Simon Toolit Akecha ng’ono yaliko omubaka wa Omoro wakati wa 2006 ne 2011 era yavuganya mu kalulu akasembyeyo, omwoyo gwe Omukama agulamuze kisa,”Omubaka Ojok bw’agambye.

Kinajjukirwa nti Toolit yawa eyaliko omubaka w’ekitundu kino, Jacob Oulanyah akaseera akazibu era bweyamala  era navuganya ne mutabani we Andrew Ojok Oulanyah.

Mu kalulu ka 2016, Toolit eyali ku kkaadi ya FDC yafuna obululu 6,823 ate Oulanyah owa NRM nafuna obululu 8,218 naddukira mu kkooti.

Oluvannyuma lwa Oulanyah okufa mu 2022 akalulu kaddibwamu Toolit navuganya  mutabani w’Oulanyah Andrew OJok Oulanyah wabula ku luno yali ku kkaadi ya NUP era naawangulwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist