• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Tewali bukulembeze bussibwamu kitiibwa nga bulinnyirira eddembe ly’obuntu – Ssaabasajja Kabaka

Gambuuze by Gambuuze
October 8, 2021
in Amawulire
0 0
0
Tewali bukulembeze bussibwamu kitiibwa nga bulinnyirira eddembe ly’obuntu – Ssaabasajja Kabaka
0
SHARES
161
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Lubiri – Mmengo

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, alagidde wabeewo okussa ekitiibwa mu ddembe ly’obuntu, abantu basobole okukola awatali kutya, kiyambe n’eggwanga okukulaakulana.

Bino Omuteregga abyogeredde mu kujjukira ameefuga ga Buganda ag’omulundi ogwa 59, olunaku olwaweebwayo okujagulizaako Bulungibwansi mu Buganda  ne gavumenti ez’ebitundu, ng’omukolo gubadde mu Lubiri e Mmengo leero ku Lwokutaano.

“Mbakubiriza okutwala ensonga y’eddembe ly’obuntu nga nkulu ennyo  mu mbeera zonna ez’obukulembeze n’emirimu gyaffe. Eddembe ly’obuntu y’ensibuko y’enkulaakulana kubanga abantu bakola nga tebatya era baweereza mu bwenkanya.” Ssebuufubwango bw’ategeezezzza.

Ono asabye abali mu buyinza okumanya nti emyaka 59 gitegeeza Uganda kusajjakula n’akoowoola abali mu bukulembeze okuyigira ku byafaayo, basobole okulembera bannayuganda obulungi mu mazima n’obwenkanya awatali kubanyigiriza, kukumpanya nsimbi n’ebintu byabawi b’omusolo n’okukolagana n’abagwira okwezza ebyobugagga by’ensi n’okuzimba empalana ezeesigamiziddwa ku mawanga.

Omutanda awadde amagezi emyaka gino gigyaguzibwe ng’essira liteekebwa ku kutuukiriza ebyetaago bya buli kitundu, okuyamba abavubuka okufuna emirimu n’okugabanya ebyobugagga by’ensi ekyenkanyi.

Kabaka Mutebi ategeezezza nti ku mulundi guno enteekateeka zonna  ez’omwaka guno zeesigamye ku kunyweza Bulungibwansi, okuzimba ekitiibwa ky’omwami.

Omutanda ategeezezza nti olunaku lw’Ameefuga lukulu nnyo eri Buganda ne Uganda kuba Buganda yakola omulimu gwayo  era bw’atyo n’asiima abo bonna abayambako Buganda okufuna obwetwaze era n’ayongera okusiima abakoze ennyo okunyweza obumu.

“Olunaku luno lukulu nnyo eri Obwakabaka bwaffe ne Uganda okutwaliza awamu. Luno lwe lunaku olwetaagisa bannayuganda ffenna okwefumiitiriza ennyo ku nsibuko y’okwegatta kw’ebitundu bya Uganda ebyakola Uganda eyaawamu era eyeegasse.”

Kabaka Mutebi era asinzidde ku mukolo guno n’asiima Amakula agamuweereddwa awamu okulambula ssitoowa ya Bulungibwansi ne kkompyuta ezaaweereddwa abaamasaza okutumbula empeereza mu masaza gaabwe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist