• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Tetwagala Buganda Yakukukkuluma-Katikkiro

Gambuuze by Gambuuze
July 13, 2020
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Musasi waffe

Abenganda nga baganzika ebimuli ku ssanduuko

Katikkiro wa Buganda, Oweek. Charles Peter Mayiga agambye nti Buganda tesobola kugenda mu maaso singa abantu tebakoma kukukkuluma na kwekubagiza ku byayita.

Bwabadde mu kuziika mugandawe Joseph Kalizibwe e Kasanje Masaka mu Buddu, Mayiga yagambye nti newankubadde nga eggwanga lirina ebyafaayo ebitasanyusa, abantu tebateekeddwa kwesiba nnyo ku byayita.

“Tetwagala Buganda yakukukkuluma; ekitiibwa kya maka tekisobola kubeera mu byayita. Tulina kutambula nga tugenda mu maaso ensi bwetyo bwekula. Kittamwe mu mujjukireko buli kirungi kyonna mu kirondoole mukitwale mumaaso obulamu bwammwe bubeere bulungi,” Mayiga bweyagambye.

Katikkiro mu ssuti mu kuziika

Ono yasaasidde nnyo abaana n’omukyala olw’okuviirwako omuntu waabwe gwebabadde baagala ennyo.

Ono yategeezezza nti bwetuba twagala enkulaakulana mu Buganda tuteekeddwa okubaako akantu ke tulondoola ku muntu.

“Wano mu Buganda abaana tubakuutira nnyo okutwala empisa za bakadde baabwe babeeko byebalondoola okugenda mu maaso,” Mayiga bweyagambye.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist