• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Temwelariikirira ku kkampuni egenda okuteeka mu mmotoka obuuma obuzirondoola  – Minisita Muhwezi

Gambuuze by Gambuuze
July 28, 2021
in Amawulire
0 0
0
Temwelariikirira ku kkampuni egenda okuteeka mu mmotoka obuuma obuzirondoola  – Minisita Muhwezi
0
SHARES
94
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Minisita w’ebyokwerinda, Maj Gen Jim Muhwezi akakasizza bannayuganda nga bwewatali nsonga erina kubeeraliikiriza ku kkampuni ya Russia eyaweereddwa olukusa okuteeka obuuma obulondoola mu mmotoka ne Pikipiki.

Kino kiddiridde bannayuganda okutandika okubuusabuusa kkampuni eno  eya Joint Stock Company Global eyaweereddwa endagaano y’emyaka 10 olw’ebigambibwa nti etubidde mu mabanja.

Kigambibwa nti kkampuni eno erina emisango gyetuuka nagyo era nga kigambibwa nti ebangibwa obulindo bwa ssente okuva mu kkampuni ez’enjawulo mu ggwanga lya Russia.

Bannayuganda naddala ebitongole ebirondoola ssente z’abawi b’omusolo bagamba nti gavumenti tesaanye kwesiga kkampuni eno kuba ebizibu byerina ku butaka e Russia bingi nnyo.

Bweyabadde ayogera ku nsonga eno, Minisita Muhwezi agamba nti tewali kirina kwelarikiriza bannansi kuba buli kimu bakisalidde dda amagezi.

“Minisitule y’ebyokwerinda yategedde ku biyitingana ku bizibu by’ebyensimbi ebya kkampuni ya Global Security. Naye nga Ssaabawolereza bweyalung’amizza, enteekateeka eno erudde nga ekolebwako era ebimu ku bino byakanyizibwako dda,” Muhwezi bwe yagambye nga ayita ku  mukutu gwa Twitter.

Minisita Muhwezi agamba nti obuwaayiro obuli mu ndagaano eno  bulambulukufu era buwa  gavumenti obuyinza okukuuma obulungi ebikwata ku bigenda okukung’aanyizibwa singa wabaawo ebirumira.

Okusinziira ku biwandiiko ebyafuniddwa biraga nti kkampuni ya Joint Stock Company Global Security yatwalibwa mu kkooti aba  LLC “Rus Prom-Technologies” nayo eya Russia nga eyagala erangirirwe nga enjavu.

Era waliwo n’emisango emirala kkampuni ez’enjawulo mu Russia gyezatwala mu kkooti nga gyekuusa ku mabanja kkampuni eno geerina.

Wabula ku ntandikwa ya wiiki eno, Ssaabawolereza wa gavumenti yategeezezza omukutu gwa Uganda Radio Network nti woofiisi ye yenyigira butereevu mu kuteeka omukono ku ndagaano ne kkampuni eno,  era nakakasa nti tewali nsonga erina kwelariikiriza bannayuganda.

“Kituufu, endagaano yaleetebwa mu woofiisi yange, twagikakasa era tulowooza nti nnungi. Twagikakasa nga tumaze okwekeneenya amateeka gaffe era tukakasa nti tewaliwo musango gwonna gukwatagana na mabanja gwebawaabira kkampuni eno mu Uganda,” Ssaabawolereza Kiryowa Kiwanuka bwe yagambye.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist