• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Sserubogo abadde ayagala nnyo Kabaka we – Minisita Kiyimba

Gambuuze by Gambuuze
June 16, 2021
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Sserubogo abadde ayagala nnyo Kabaka we – Minisita Kiyimba
0
SHARES
183
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Minisita wa Kabineeti n’amawulire mu Bwakabaka bwa Buganda, Owek. Noah Kiyimba, ategeezezza nti Buganda efunye eddibu ddene nnyo olw’okufa kwe yali omukiise w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Muhammad Ffeffekka Sserubogo.

Bino Owek. Kiyimba abitegeezezza olukung’aana lwa bannamawulire lw’atuuzizza mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu, okutegeeza Obuganda amawulire gano.

“Enkya ya leero tufunye amawulire ag’ekikangabwa ag’okufa kwe yaliko omubaka mu Lukiiko lwa Buganda era abadde ssentebe wa disitulikiti y’e Kayunga, Ffeffekka Sserubogo ng’ali ku muguwa ng’afudde.” Owek. Kiyimba bw’agambye.

Ono ategeezezza nti Sserubogo abadde ayagala nnyo Kabaka we era abukoleredde nnyo. Yaliko omukiise wa Nkobazambogo mu lukiiko lwa Buganda owa Ssettendekero wa Nakawa College of Commerce eyafuuka Makerere University Business School, ate oluvannyuma Beene n’asiima akiikirire essaza ly’e Bugerere mu Lukiiko.

“Twagala nga Obwakabaka bwa Buganda okusaasira ennyo abooluganda nab’emikwano wamu n’abantu ba Ssaabasajja Kabaka aba disitulikiti y’e Kayunga n’essaza Bugerere, olw’okufa kwa Owek. Sserubogo.” Minisita Kiyimba bw’agasseeko.

Owek. Sserubogo yasangiddwa nga aleebetera ku muti gwa ffene enkya ya leero nga kigambibwa nti ono yeetuze wadde nga mukyala we wamu n’abatuuze kino bakiwakanyizza.

Minisita Kiyimba agamba nti wadde ekiseera kino bingi ebyogerwa naye ke balinde ekinaava mu alipoota y’abasawo wamu ne poliisi ku bye banaaba bazudde ku kituufu ekyasse omugenzi.

Gutusinze nnyo, Ssaabasajja Kabaka

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist