• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Ssekiboobo akunze Bannakyaggwe okuboola abavvoola Obwakabaka

Gambuuze by Gambuuze
October 17, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Ssekiboobo akunze Bannakyaggwe okuboola abavvoola Obwakabaka
0
SHARES
87
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kyaggwe

Omwami wa Kabaka amulamulirako essaza Kyaggwe, Ssekiboobo Vincent Matovu atabukidde abeefunyiridde okuvvoola ekitiibwa kya Nnamulondo era nakunga bannakyaggwe okutandika okubaboola mu ngeri yonna esoboka.

Ssekiboobo Matovu obubaka buno abuweeredde mu lukiiko lw’essaza olutudde ku Lwokuna ku kitebe ky’essaza okukuba ttooci mu ntambula y’emirimu n’okulaba bwebasobola okumegga Buddu bawangule amasaza.

 Owek. Matovu ategeezezza nti buvunaanyizibwa bwabuli muntu mu Buganda okutaasa n’okukuuma ekitiibwa kya Nnamulondo nga bwekityo buli ekikwata ku Kabaka ne Buganda balina okusitukiramu.

Mu ngeri yeemu olukiiko lusiimye Omwami wa Kabaka ow’ekyalo Lweza, Mw. Ssendi Joackim olw’obuvumu bweyayolesa bweyatabukira Minisita Sam Mayanja olw’okuvvoola ekitiibwa kya Nnyinimu.

Ssekiboobo ategeezezza abakiise nti waakutuuzibwa omwezi guno nga 31/10/2024, era n’asaba Bannakyaggwe bonna okujja mu bungi basobole okuweesa omukolo ekitiibwa.

Bannakyaggwe era beebazizza  nnyo Ssaabasajja Kabaka olw’okusiima omukolo gwa Bulungibwansi ne Gavumenti ez’Ebitundu mu Ggombolola ya  Mutuba  V Nyenga mu kyaggwe nebawera okwongera enkola eno mu maaso okutumbula obuyonjo.

Olukiiko lwetabiddwamu abakiise mu lukiiko lwa Buganda, n’abantu ba Kabaka abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist