• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ssaabasajja Kabaka aweereddwa engule emusiima okulwanyisa Siriimu

Gambuuze by Gambuuze
July 3, 2022
in Amawulire
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka aweereddwa engule emusiima okulwanyisa Siriimu
0
SHARES
60
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo              

Ekitongole ekirwanyisa mukenenya mu nsi yonna ki UNAIDS kiwadde Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka  Ronald Muwenda Mutebi, engule emwebaza olw’okulwanyisa ekirwadde kino mu Uganda ne Afirika nga ayita mu nteekateeka ez’enjawulo zateekawo okumanyisa abantu ku kirwadde kino.

Engule eno Omutanda emukwasiddwa akulira ekitongole kino mu nsi yonna, Winne Byanyima ku mukolo gw’emisinde gy’okujjukira amazaalibwa ga Kabaka ag’omwaka 2022 oguyindidde mu Lubiri e Mmengo ku Ssande.

Bw’abadde awaayo engule eno, Byanyima yeebazizza Obwakabaka bwa Buganda olw’okutumbula eby’obulamu awamu n’okukola ennyo okulwanyisa ekirwadde kino nga buyita mu nteekateeka ez’enjawulo.

“Kulwa UNAIDS njagala okwebaza Kabaka n’Obwakabaka obukulemberwa Katikkiro Mayiga olw’okuwaayo emisinde gino kati emyaka 3 eri okulwanyisa ekirwadde kya Mukenenya era twebaza aba Airtel olw’okuvujjirira emisinde egyeetabamu abantu enkumu bwebati,” Byanyima bw’ategeezezza.

Emisinde gino gitambulidde wansi w’omulamwa, “Abaami tube basaale okulwanyisa Mukenenya, tutaase abaana ab’obuwala, ‘ era mu nteekateeka eno Omutanda ayagala omwaka 2022 wegunatuukira nga obulwadde buno bufuuse lufumo.

Kinajjukirwa nti Omuteregga yalondebwa  ekitongole kino era nasiima okukulemberamu olutabaalo ku mukenenya ng’ emunyeenye ya Afirika yonna ku nsonga eno.

Share this:

Tags: Kabaka Birthday Run 2022Kabaka Ronald Muwenda MutebiKatikkiro Charles Peter MayigaUNAIDSWinnie Byanyima
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist