• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Ssaabasajja asiimye naweebwa ‘e -Passport’

Gambuuze by Gambuuze
August 7, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
0
SHARES
11
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naweebwa e – Paasipooti  esookedde ddala mu ggwanga ku mukolo ogubadde ku kitebe kya minisitule  y’ensonga ez’omunda mu ggwanga wano Kampala.

Omutanda yayaniriziddwa minisita w’ensonga z’omunda Gen. Jeje Odongo  era nga Beene bwamaze okuteeka ebinkumu bye mu byuma bino eby’omulembe naddamu nasiima alambuzibwe ebikolebwa mu kifo kino.

Minisita Gen. Jeje Odongo wano wasinzidde nategeeza nti abantu bonna kati bakkirizibwa okujja okufuna e – Paasipooti kubanga enkola eno nyangu era nga ya mutindo.

Ate ye Minisita w’ebyamawulire mu Bwakabaka Oweek. Noah Kiyimba yategezezza omukutu guno nga Omutanda bweyasiimye okufuna e – paasipooti nga akabonero eri abantu be boogere okwettanira enkola za tekinologiya ow’omulembe kubanga eyo ensi gyelaga.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist