• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ag'Ebweru

Sisinkana Ssaabaminisita wa Bungereza omuggya, Sunak alina akakwate ku Uganda

Gambuuze by Gambuuze
October 25, 2022
in Ag'Ebweru
0 0
0
Sisinkana Ssaabaminisita wa Bungereza omuggya, Sunak alina akakwate ku Uganda
0
SHARES
64
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Sisinkana Ssaabaminisita wa Bungereza omuggya ng’ono yabadde minisita w’ebyenfuna mu ggwanga eryo Rishi Sunak w agenda okufuuka Ssaabaminisita omuggya oluvannyuma lwa munne gw’abadde naye mu lwokaano Penny Mordaunt okulemererwa okuyita ku Mmande.

Sunak ow’emyaka  42  nga alina emirandira mu Buyindi, ye Ssaabaminisita asoose okufuna obukulu buno ku myaka emito nga si mungereza nnansangwa mu myaka 200 egiyise.

Wabula ono alina akakwate ku Uganda kuba bakadde be baaliko mu Uganda nga mwebabeera wabula Idi Amin bweyali agoba Abayindi nabo teyabataliza bwebatyo nebaddukira e Bungereza era nebafuuka batuuze baayo.

Kino kiddiridde abadde Ssaabaminisita Liz Truss okusuulawo obukulu buno nga yakabumalako emyezi emitono ddala olw’embeera y’ebyenfuna eyamuyinze.

Bweyabadde ayogerako eri bannamawulire oluvannyuma lw’okulangirirwa nga omukulembeze w’ekibiina ki Conservative Party, Sunak yagambye nti kyasanyu okulaba  nti yateereddwamu obwesige nalondebwa kubwa Ssaabaminisita.

 Ebikwata ku Sunak

Sunak yazaalibwa mu 1980 e Southampton mu Bungereza era ye mukulu mu baana basatu abakkitaawe okuva mu lulyo lya Punjabi. Kitaawe yali musawo ate nnyina nga atunda ddagala lya kizungu era Sunak y’omu ku bamuyambanga ku mirimu.

Ono yasomerako ku ssomero lya Winchester College era eno ye yasooka okubeera omukulembeze w’abayizi nga muyindi era nalondebwa n’okubeera omukung’aanya w’ olupapula lw’amawulire olwali luddukanyizibwa abayizi ku ssomero eryo.

Sunak yeyongerayo nasoma eby’obufuzi n’ebyenfuna ku Lincoln College mu ssettendekero wa Oxford gyeyafuna ddiguli  era y’omu ku basinga.

Alina ddiguli ey’okubiri okuva ku Stanford University,  era eno gyeyasisinkanira mukyala we, Akshata Murthy nebafumbirigana.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist