• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Sheikh Mwanje ffe tumulina era akuumirwa ku  CMI –  UPDF

Gambuuze by Gambuuze
November 30, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
Sheikh Mwanje ffe tumulina era akuumirwa ku  CMI –  UPDF
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omwogezi w’eggye lya UPDF, Brig Gen. Felix Kulaigye ategeezezza nga Sheikh Yahyah Mwanje  eyakwatiddwa ennaku eziyise bwakuumirwa mu buduukulu bw’ekitongole ky’ amajje ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango ki CMI.

Kulaigye agamba nti ono yakwatiddwa ku nsonga ezeekuusa ku by’okwerinda era mubwangu  ajja kutegeeza eggwanga ezimu ku nsonga zino.

“Tumuteebereza okwenyigira mu nsonga z’ebyokwerinda, ebisingawo ku kino tugenda kubimanya,” Kulayigye bwe yagambye bannamawulire.

Kino kiddiridde okukwatibwa kwa Sheikh Mwanje ku Mmande bweyabadde ku muzikiti gw’Abatabuliki ogwa Salafiya abasawo ababadde mu ngoye ezabulijjo nebamuyingiza mu mmotoka Drone namba  UBM 187E nga abadde tamanyiddwa gy’ali era okusooka ebitongole ebikuumaddembe byonna byabadde bifuuse kyesirikidde ku nsonga eno.

Eggulo, omwogezi w’Abatabuliki Siraje Kifampa yategeezezza nti Shiekh Mwanje bamukutte ku ssaawa 2 n’ekitundu ez’oku makya naye abamuwambye tebawadde nsonga yonna lwaki  ono yakwatiddwa.

Nga tebanakwata Shiekh Mwanje, aba CMI basoose kukwata Sheikh Muhammad Buyondo amanyiddwa nga Matiya ne Abdul Wahab Ssendegeya nga bano bonna bavuzi ba booda booda ku ppaaka enkadde era nga basula Kyengera awamu ne Musa Ssekandi ow’e Masanafu mu Lubaga.

Guno si gwemulundi ogusoose nga  Shiekh Mwanje akwatibwa, okusooka bamukwata mu Novemba 16,  2016 nga bamuvunaana okutta Maj. Muhammad Kiggundu ne ddereeva we Stephen Mukasa.

Yaddamu nakwatibwa mu Decemba wa 2016 ne Shiekh Buyondo nebamala emyaka 4 mu kkomera wabula nebayimbulwa ku kakalu ka kkooti nga 16  September, 2020.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist