• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Salim Uhuru yawonyewo, ebirala NUP ebitutte

Gambuuze by Gambuuze
January 26, 2021
in Amawulire
0 0
0
Salim Uhuru yawonyewo, ebirala NUP ebitutte
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Munnakibiina kya National Resisitance Movement, Salim Uhuru, yeyasobodde okuwangulira ekibiina kye ekifo ky’obwammeeya wakati nga omuyaga gwa National Unity Platform (NUP) gugenda mu maaso nokukunta mubitundu by’eggwanga eby’enjawulo.

Salim Uhuru eyawangudde

Mu kalulu akakubiddwa ku Mmande, Uhuru yeyawangudde obwammeeya bwa Kampala Central ate divizoni endala nezitwalibwa aba NUP.

Ebifo 56 ebilonderwamu byebyalonze abakulembeze ba Munisipaali ne divizoni omuli bammeeya  ne bakkansala.

E Kampala Salim Uhuru owa NRM yafunye obululu 13114  nawangula owa NUP  Hamudan Kigozi Ssemugoma eyakungaanyiza obululu 10654.

Charles Sserunjogi owa DP yakutte kyakusatu n’obululu 5318.

Bweyabadde ayogerako ne bannamawulire oluvannyuma lw’obuwanguzi buno, Uhuru yagambye nti buno buwanguzi bwamaanyi eri ekibiina kya NRM naddala mukaseera kano nga kumpi ebifo ku mitendera gyonna bitwaliddwa aba NUP.

“Kino kirabo eri ekibiina kya NRM, nze nga Uhuru ngenda kukolera wamu n’abantu bonna awatali kusosola ngatte ettofaali ku nkulaakulana y’ekibuga Kampala,” Uhuru bwe yasuubizza.

Mu divizoni za Kampala endala esatu aba NUP baziwangudde.

Mu divizoni ye Lubaga, Munnakibiina kya FDC Owek. Joyce Nabbosa Ssebugwawo yawanguddwa Zacchy Mberaze Mawula, ate e Makindye  Ali Mulyanyama  owa NUP neyeddiza entebe y’obwammeeya.

E Nakawa munnakibiina kya NUP Paul Mugambe yawangudde Bruhan Byaruhanga owa NRM ku bululu  32754 bwetyo NUP netwala ebifo ebyasinze.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist