• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

“Prof. Kanyeihamba yayagala nnyo Kabaka Mutebi II”: Bamuwandiseeko ekitabo

Gambuuze by Gambuuze
June 26, 2026
in Amawulire
0 0
0
“Prof. Kanyeihamba yayagala nnyo Kabaka Mutebi II”: Bamuwandiseeko ekitabo
0
SHARES
0
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Miiro Shafik

Kampala – Kyaddondo

Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Prof. Twaha Kaawaase Kigongo atongozza ekitabo “Under the Wings of Prof. Dr. G.W Kanyeihamba” ekyawandiikiddwa eyali omuyambi we Alex Wavamunno.

Owek. Kaawaase ku mukolo guno yatumiddwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, era n’awerekerwako Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher Bwanika.

Mu kwogera kwe, Owek. Prof. Twaha Kaawaase Kigongo ategeezeza nti Prof. Kanyeihamba musajja ayayagala ennyo Kabaka Mutebi II ate era n’awagira nnyo n’Obwakabaka.

“Nga Obwakabaka bwa Buganda tuli basanyufu nnyo okubeerawo wano nga tutongoza ekitabo ‘Under the Wings ofProf. Dr. G.W Kanyeihamba’ ekiwandiikiddwa mu bigambo ebinyuvu era ebinyuma okusoma ekyawandiikiddwa Counsel Alex Wavamunno”, Owek. Kaawaase agamba ekitabo kino kikulu okujjukiza abantu omusajja, omu ku mpologoma batabani ba Uganda, Omuwandiisi, munnamateeka atawunyikamu eyayagala ennyo Ensi ye Uganda ate n’ayagala nnyo ne Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II nga mukwano gwe nnyo, yayagala nnyo abantu ba Buganda era yasenga mu Buganda n’atuuka n’okuziikibwamu.

“Prof. Kanyeihamba yawagira nnyo Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II n’Obwakabaka bwa Buganda mu ngeri nnyingi nnyo. Tujja kumujjukiranga nnyo nti mpologoma era munnamateeka ow’amaanyi” Owek. Kaawaase.

Wano yebazizza omuwandiisi w’ekitabo, Alex Wavamunno olw’ebigambo bye yawandiise ku Prof. Kanyeihamba nga abiggya ku ngeri gye yamutegeeramu ebbanga lye yamala naye. Ategeezeza nti kino kigenda kuyamba nnyo abantu obuteerabira Prof. Kanyeihamba n’ekyo kye yali.

“Tukwebaza okuba nti mu kitabo kino wawaddeyo essuula nnamba ey’omusanvu eyogera ku mukwano gwa Prof. Kanyeihamba ne Ssaabasajja Kabaka, weebale nnyo webalire ddala”, Owek. Kaawaase. Ayongedde n’asiima omutwe ogwaweereddwa ekitabo kino ng’agamba nti ddala Prof. Kanyeihamba kiwawaayiro kinene ekiwambagatidde abantu bangi, era wadde yafa naye ensigo ze yaleka a size zijja kwongera kumeruka nga eky’okulabirako ekisooka ye Alex Wavamunno.

Owek. Hon. Medard Lubega Ssegona y’omu ku beetabye ku mukolo guno, ono agamba nti ekitabo kino kiggyayo amakulu g’omuntu okwekkirirzaamu mu ki kyali, era yebazizza Alex Wava olw’okuwandiika ekitabo ekyoleka ebikwata ku mugenzi abalala okusobola okumuyigirako. Amwebazizza n’okutandika okuwandiika ebitabo ng’akyali muto. Ono asabye bannamateeka abato okufaayo okuyigira ku bantu nga Prof. Kanyeihamba era bemanyiize okunonyereza era babeere bavumu mu buli mbeera.

Ye Alex Wavamunno omuwandiisi w’ekitabo era nga yali muyambi wa Prof. Kanyeihamba, agamba nti ebintu bingi by’atadde mu kitabo kino ebikwata ku mugenzi abantu bye bagenda okuganyulwamu, omuli eddembe ly’okweyimirirwa n’ebirala. Asabye abantu bulijjo okukolera ebintu mu ngeri egoberera amateeka. Ategeezeza nti yawalirizibwa okuwandiika akatabo kano kubanga Prof. yamulera nnyo era n’alera eggwanga ebbanga lye lyonna ery’obulamu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.