• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Poliisi etukizza ebikwekweto bya Fika Salama okulwanyisa obubenje

Gambuuze by Gambuuze
June 6, 2022
in Uncategorized
0 0
0
Poliisi etukizza ebikwekweto bya Fika Salama okulwanyisa obubenje
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Poliisi y’eggwanga erangiridde nga bwekomezaawo ebikwekweto bya Fika Salama ku nguudo ez’enjawulo okufuuza emmotoka ne baddereeva abatalina bisaanyizo okulwanyisa obubenje obususse ku nguudo ez’enjawulo.

Kitegeerekese nti mu myezi 2 egiyise abantu 250 be bafiiridde mu bubenje obw’enjawulo. Ebikwekweto bya Fika Salama byaleetebwa ekitongole ky’ebyenguudo ki Uganda National Roads Authority(UNRA) mu 2016, poliisi y’ebidduka nebayambako okubiteeka mu nkola naddala ku nguudo zi Mwasanjala.

Bw’abadde ayogerako eri bannamawulire mu Kampala, omwogezi wa poliisi y’ebidduka, Faridah Nampiima ategeezezza nti obubenje buyitiridde nga kati basazeewo okubitukizza okuzuula baddereeva n’emmotoka ezitalina bisaanyizo.

“ Tuzizza ebikwekweto bya Fika Salama mu bitundu eby’enjawulo essaawa 24 mu nnaku zonna eza wiiki era tugenda kwongera neku basirikale baffe,” Nampiima bw’agambye.

Okusinziira ku Nampiima bagenda kusuula emisanvu mu bifo byebanokoddeyo ng’ebisinga okubaamu obubenje era  bino tugenda ku bibeeramu okuva ku makya ppaka kumakya awamu n’okulawuna enguudo zino.

Ono annyonnyodde nti bagenda kuteeka amaanyi mu kufuuza abavuga endiima kuba bakizudde nti okusinga obubenje buva  ndiima nakuvugisa kimama.

Nampiima agamba nti bagenda kuwa ebibonero ebyabuliwo weri abo abanagaana okuyimirira, abavuga nga batamidde, nabo abakola obubenje nebalumya abalala awamu nabo abayitiriza okumenya amateeka g’oku nguudo.

Poliisi etegeezezza nti bakukolagana n’abantu ba bulijjo awamu nokusomesa abantu ku ngeri gyebalina okukozesa amakubo.

Bino webijjidde nga  alipoota ya poliisi  eraga ng’obubenje bwebweyongedde bwogerageranya n’omwaka 2021 nga bulinnye ebitundu 42 ku buli 100 okusinga ku 2021. Eno alipoota eraga nti abantu 12 bebafiira mu bubenje buli lunaku ekintu eky’obulabe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist