• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

Gambuuze by Gambuuze
June 10, 2024
in Uncategorized
0 0
0
Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Ggaba -Wakiso

Minisita wa Bulungibwansi, Obutondebwensi, Amazzi n’Ekikula ky’Abantu, Owek Hajjat Mariam Mayanja Nkalubo akulembeddemu abantu okukola Bulungibwansi ku mwalo gw’e Ggaba okutumbula eby’obuyonjo n’obulamu mukitundu kino  okulaga okutandika kwa wiiki ya Bulungibwansi.

Oweek. Mariam akuutidde abatuuze okwetegekera ebiseera eby’omumaaso nga beyongera okulima emiti n’okulwanyisa  okutyoboola obutondebwensi okusobola okutaasa ebiseera by’eggwanga eby’omu maaso.

Oweek. Nkalubo awaddeyo emiti egiwerako eri abatuuze bagisimbe okwongera okuddukirira omulanga guno.

Ono yeebazizza bannamikago ba Minisitule n’akunga abantu bonna okweyunira emikolo gino egitegekeddwa okukuza wiiki eno.

Mu nteekateeka eno, Owek. Mayanja awerekeddwako abakwanagaanya ba Minisitule eno omuli Muky. Teddy Nabakooza Ggaliwango, Mw. Dan Kitazze, Omulangira Ndawula Ssalongo, Omulangira Tonny Wasajja, Nakaayi Ritah, abakulembeze mu Bwakabaka ku mitendera egy’enjawulo bannabyabufuzi ab’enjawulo okuli Meeya wa Makindye Divizoni Muhammad Mulyanyama Kasirye ne ba kkansala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist