• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Poliisi erinnye eggere mubijaguzo bya FDC

Gambuuze by Gambuuze
January 27, 2020
in Eby'obufuzi
0 0
0
Poliisi erinnye eggere  mubijaguzo bya FDC
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Akulira poliisi e mu disitulikiti y’e Rukiga Aggrey Okumu kukkono ng’ayomba n’omubaka w’ekibuga ky’e Rukungiri Roland Kaginda

Poliisi ya Uganda eyimirizza ebijaguzo eby’emyaka 15 eby’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya Forum for Democratic Change [FDC] ebibadde bigenda okubeera mu disitulikiti y’e Rukiga ne Rubanda mu bugwanjuba bwa Uganda.

FDC yabadde etegese enkungaana ku kisaawe ky’essomero lya Nyeikunama primary school mu kabuga k’e Muhanga mu disitulikiti y’e Rukiga saako n’ekisaawe kya  Murore mu Kabuga k’e Rubanda mu disitulikti y’e Rubanda.

Omubaka w’ekibuga ky’e Rukungiri mu palamenti era nga ye mumyuka wa pulezidenti wa FDC atwala ekitundu ky’obugwanjuba Roland Kaginda yaabadde asuubirwa okuba omugenyi omukulu ku mikolo gy’e Rukiga ngate yye, Ingrid Turinawe  abadde asuubirwa kubeera Rubanda.
 Poliisi ekakkanya obujagalalo ng’ekulemberwa Aggrey Okumu yakedde kuyiibwa mu bifo byombi okuziyiza enkungaana zino okugenda mumaaso.
Ono yategeezezza nti yabadde tasobola kukkiriza nkugaana zino kugenda mumaaso kubanga abategesi baazo baazimutegeezezaako ng’obudde bugenze. Kyokka ye Kaginda yagambye nti poliisi baagitegeeza dda ku nkungaana zaabwe wabula netabaddamu.
Michael Kwarikunda Mbareeba, kamisona mu kisinde kya People’s Government ekikulemberwa munnamagye eyagannyuka Dr Kizza Besigye yategeezezza nti baatuukiriza obukwakkulizo bonna nga bwebulambikiddwa mu teeka erifuga enkukaana wabula beewunyiza nti ate poliisi yebeefuulidde.
Ate e Rubanda omuduumizi wa poliisi eruddeeyo Tai Ramadhan naye yategeezezza nti yabadde tategeezeddwako ku nteekateeka za FDC. Poliisi mu sabbiiti eziyise yalemesa aba FDC okukungaana e Jinja wamu ne Soroti mu buvanjuba bwa Uganda olw’esonga zeezimu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist