• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Poliisi Eremesezza Aba UPC Okutuuza Olukungaana Lwa Bannamawulire

Gambuuze by Gambuuze
June 24, 2020
in Eby'obufuzi
0 0
0
Poliisi Eremesezza Aba UPC Okutuuza Olukungaana Lwa Bannamawulire
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abakulira UPC nga beegayirira poliisi ebakkirize okuyingira ekitebe kyabwe

Poliisi mu Kampala eremesezza ab’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya Uganda People’s Congress okutuuza olukiiko lw’akyo olwa bannamawulire  olwa buli wiiki ng’ebalanga butassa mu nkola biragiro bya minisitule y’ebyobulamu kukuziyiza ekirwadde kya coronavirus.

Abasirikale ba poliisi abakuuma ekizimbe kya Uganda House okuli ekitebe kya UPC, balemesezza ssabawandiisi w’ekibiina kino Ebil Otto wamu n’omwogezi Michael Osinde saako ne bannamawulire okugenda mu kizimbe kino.

Bano bagezezzaako n’okwagala okuyingira Uganda House mu buwaze naye nebasingibwa amaanyi.

Osinde, yategeezezza omukutu gwa Uganda Radio Network inti baabadde batuukirizza obukwakkulizo bonna naye Poliisi ya Nkrumah Road ng’eduumirwa omusirikale ategeerekeseeko nga Mugisha kirabika baabadde n’ebigendererwa ebirala okulemesa olukungaana luno.

“Ngezezaako okwogera n’omusirikale ono okumanya wa buzibu webuva naye tayannyeze,” Osinde bweyagambye.

Ono yanenyezza poliisi olw’okuyingirira eddembe lyabwe ng’eremesa olukungaana lwabwe.

Yagsseeko nti ssaabawandiisi waabwe Ebil Otto agenda kunonyereza okuzuula ani yawadde ebirgiro by’okusattulula olukiiko lwabwe mwebabadde bagenda okuweera enteekateeka yaabwe ey’okwetaba mu kalulu ka 2021.

Omwogezi wa poliisi wa Kampala n’emirirwano Luke Oweyesigire yaganye okubaako nekyayogera nga agamba baabadde tebannamutegeeza lwaki olukungaana luno lwasaziddwamu.

URN

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist