• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebisanyusa

Poliisi ekutte abatebeerezebwa okukuba Bebe Cool obucupa

Gambuuze by Gambuuze
March 9, 2020
in Ebisanyusa
0 0
0
Poliisi ekutte abatebeerezebwa okukuba Bebe Cool obucupa
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omuyimbi Bebe Cool

Bya URN

Abantu 11 bakwatiddwa nga bavunaana okukuba omuyimbi Moses Ssali amanyiddwa ennyo nga Bebe Cool amayinja n’obucupa bweyabadde mu kivvulu ky’omuyimbi Cinderella Sanyu amanyiddwa ennyo nga Cindy.  

Guno mulundi gwakubiri nga Bebe Cool agwa kukibambulira kino.

Ogwasooka yali kukivvulu ky’omuyimbi okuva e Jamaican Tyrrus Rilley mu Kampala.

Emirundi gyombi, Bebe Cool agaanira ku siteegi newankubadde kino tekiremesa bucupa kwesooza.

 Omwogezi wa poliisi Fred Enanga yagambye nti abasajja baabwe abaabadde bayiiriddwa mu kivvulu kino bebayaambye okukwata abo bonna abaabadde bakasuka obucupa.

Mubaakwatiddwa mwabaddemu,  Ssempala Juma, Otim Ashraf, Nasur Nyanzi, Kasule Herman, Kasim Ssemwogere, Lubaga Fahima, Jawad Jimmy, Muhwezi Gift, Habuyi Suleiman, Habimana Innocent ne Ndabangi Godwin.

Poliisi okuvaayo kidiridde mutabani wa pulezidneti, Muhozi Kainerugaba okubagugumbula ng’ayitira ku kibanja kye ekya Tweeter olw’okulemererwa okukwata abo bonna abaakoze kino k’omu ku bayimbi abasing ettuttumu mu Uganda.

Enanga yagambye nti tebannaba kulaba oba waliwo akakwate n’ebyobufuzi kwebyo ebituuka ku Bebe Cool omuwagizi wa pulezidenti Museveni lukulwe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist