• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenfuna

Owek. Waggwa Nsibirwa aweze okusitula eby’ensula by’abantu mu ggwanga

Gambuuze by Gambuuze
August 8, 2023
in Ebyenfuna
0 0
0
Owek. Waggwa Nsibirwa aweze okusitula eby’ensula by’abantu mu ggwanga
0
SHARES
44
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala – Kyaddondo

Omumyuka Asooka owa Katikkiro, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa era Ssentebe wa Bboodi y’ekitongole ki Habitat for Humanity – Uganda, aweze okuyambako okutumbula embeera z’abantu abawangaalira mu byalo n’ebitundu by’omugotteko  nabo basobole okufuna obulamu obweyagaza.

Obweyamo buno abuwadde  atongoza Ttabamiruka w’ebyamayumba  ku kitebe kyabwe e Kamwokya ku Lwokubiri gyebasisinkanye okukubaganya ebirowoozo ku ngeri gyebasobola okutumbula ebyensula mu ggwanga.

Owek. Nsibirwa agamba okunoonyereza kulaga nti Uganda yeemu ku Mawanga g’Afirika agetanidde ennyo okuzaala nga tebatunuulidde  nfuna yaabwe nga kati balina okubakwasizaako bakyuse embeera zabwe.

Ono alambuludde ezimu ku nsonga zebagenda okusimbako essira mu Ttabamiruka gwebatongozza era baakwogerezeganya n’ababaka ba palamenti bakwatire wamu ku mbeera eno.

Wabula Owek. Waggwa  ategeezezza nti enteekateeka eno yaakuyamba nnyo mu kukulaakulanya ebibuga nga bazimbira abantu nnyumba ez’Omulembe eziteekeddwateekeddwa obulungi.

Ye akulira eby’okuzimba ennyumba mu minisitule y’ettaka, Okuzimba ennyumba n’enkulaakulana y’ebibuga, Deve khayangayanga  ategezezza nti  ensisinkano eno nkulu nnyo era ejja kuyamba nnyo mukukulaakulanya eggwanga.

Kitegeerekese nti abantu  abasoba mu bukadde 7 bebakyalina obwetaavu obw’okusula obulungi  nga singa embeera yabwe ekyukamu basobola eziva ku kizinu kino.

Kinajjukirwa nti ekibiina kino ki Habitat for Humanity kyekimu ku bikoze ennyo okutumbula ebyensula by’abantu nga bayita mu kuzimbira abantu abeetaaga okubeerwa amayumba mu bifo by’omugotteko n’emisoso gy’ebyalo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist