• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owek. Waggwa asisinkanye bannamakolero, abasabye okuwagira enteekateeka za Buganda

Gambuuze by Gambuuze
June 20, 2023
in Amawulire
0 0
0
Owek. Waggwa asisinkanye bannamakolero, abasabye okuwagira enteekateeka za Buganda
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Omumyuka Ow’okubiri owa Katikkiro Owek. Robert Waggwa Nsibirwa asisinkanye bannamakolero ab’enjawulo nabasaba bulijjo okubaako kyebaddiza Obuganda era bawagire enteekateeka ez’enjawulo zebulina.

Okusaba kuno Owek. Waggwa akukoledde ku Bulange e Mmengo ku Lwokubiri bannamakolero ne Bannakawempe ab’eggombolola ya Mutuba V bwebabadde bagenyiwaddeko embuga mu nteekateeka y’Oluwalo.

 “Kirungi nnyo nti amakampuni gano gakitegedde nti wadde gakola ebintu ebyenjawulo omuli amazzi, omwenge, amatafaali n’ebirala babiguza abantu ba Buganda nebabifiira kyebiri nga n’olwekyo okuleeta oluwalo kuba kuzza muzigo. Obwakabaka bulina emiramwa esatu okukuuma ennono n’obuwangwa bwaffe, Ssaabasajja ayagala okutumbula embeera z’abantu be babeere bulungi, eky’okusatu kwekufuna ennyingiza esobola okuwanirira emiramwa ebiri egisoose,” Owek. Nsibirwa bw’ategeezezza

Owek. Waggwa abasabye okwekwata ku Buganda mu nkola ey’omukago kuba erina abantu n’akatale nga singa bakwatagana bajja kufuna akatale ate ne Buganda esobole okudda ku ntikko.

Owek  Waggwa yeebaziza bannamakolero bano abakiise embuga olw’okufaayo okubaako ettofaali lyebagatta ku nkuulakula ya Buganda .

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku gavumenti ez’ebitundu, Owek. Joseph Kawuki ategeezezza nti ekikoleddwa kirungi kuba enteekateeka eyabasikiriza okujja okukolera wano amakolero yazimbibwa Abaganda abasooka ate nga n’emirimu egikolebwa nga obujjanjabi bibagasa.

 Ye omwami  wa Kabaka atwala Eggombolola ya Mutuba V Kawempe era akulembedemu kampuni zino, Benon Ntege ategeezeza nti baruubiridde kwongera kusakira Bwakabaka mikwano ne bannamikago kisobozese emirimu okutambula .

Bannamakolero abakiise embuga kubaddeko Antonet Agro. Engineering Co. Ltd, Haris International, Hema Beverages ne Rio Alliance Construction Co. Ltd.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist