• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Sserwanga afulumizza enteekateeka y’ Ebyemizannyo, asabye abavubuka okubikozesa bakulaakulane

Gambuuze by Gambuuze
January 15, 2024
in Agafa e Mengo, Ebyemizzanyo
0 0
0
Owek. Sserwanga afulumizza enteekateeka y’ Ebyemizannyo, asabye abavubuka okubikozesa  bakulaakulane
0
SHARES
70
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita avunaanyizibwa ku bavubuka, emizannyo n’Ebitone,Owek. Robert Sserwanga afulumizza enteekateeka  ya Minisitule eno naddala ekwata ku byemizannyo nalaga emiramwa emikulu gyebagenda okutambulirako omwaka guno.

Bino bibadde mu mu nsisinkano gyabaddemu n’abatwala eby’emizannyo mu Bwakabaka, abaami ba Kabaka, abakulembeze b’Abavubuka mu Masaza ne bannabyamizannyo mu Bulange e Mmengo ku Mmande.

Owek. Sserwanga era asinzidde wano naasaba abavubuka okwettanira ebyemizannyo bakulaakulane era bakyuuse obulamu bwabwe n’okuzza Buganda ku ntikko.

Minisita Sserwanga era asabye bannamikago okukolera awamu n’Obwakabaka okutumbula embeera z’abavubuka nga beesigama ku nteekateeka eno.

Owek Sserwanga  kati ayagala buli muvubuka yenna mu Buganda abeeko kyakola nga agoberera ennambika y’omwaka eyabavubuka asobole okusitula embeera ze.

Bino webijjidde ng’empaka z’emizannyo ku mutendera gw’ Eggombolola zitandika 27 omwezi guno.

Ensisinkano ebadde ku Bulange nga yeetabiddwamu, Ssentebe w’empaka z’Amasaza Hajji Sulaiman Ssejjengo, Oweek Hajji Katambala Sulaiman Magala akulira empaka z’Ebika, abakiise b’abavubuka mu lukiiko lwa Buganda, n’abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist