• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Ssekabembe awaddeyo woofiisi naasaba Abaganda okusigala obumu

Gambuuze by Gambuuze
August 10, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Ssekabembe awaddeyo woofiisi naasaba Abaganda okusigala obumu
0
SHARES
62
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Abadde Minisita w’Abavubuka,  Ebyemizannyo n’Okwewummuzaamu mu   Buganda, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu awaddeyo woofiisi eri minisita omuggya, Owek.  Robert Sserwanga wakati mu kusaba abaganda okusigala obumu era banywerere ku Ssaabasajja Kabaka.

Omukolo guno guyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokuna nga gwetabiddwako ne minisita omuggya ow’Amawulire, Owek. Israel Kazibwe Kitooke n’abakungu abalala.

Owek. Ssekabembe asinzidde wano  nasaba munne amudidde mu bigere okwongera okubeera omuyiiya era omuvumbuzi asobole  okwongera okutwala minisitule eno mu maaso.

Ono asabye abantu bulijjo okumanya nti Obwakabaka buzimbirwa ku mitendera era kino kijja kugenda mu maaso nemu mirembe egiriddawo nga ekikulu kya buli muntu kuteekako ttaffaali mu lugendo luno.

 Ssekabembe  yeebazizza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II olw’okusiima namulengera ng’akyali muvubuka muto namuteekamu obwesige okuweereza ate era namulera .

Mu ngeri yeemu  yeeyanzizza Namunswa olw’okusoosowaza abavubuka kyagambye nti kibayambe okusitulwa mu ngeri ez’ejawulo.

 Owek. Ssekabembe era yebazizza Olulyo olulangira, Katikkiro ne kabineeti ya Kabaka, wamu n’abaweereza ba Ssaabasajja bonna olw’enkolagana ennungi gyebabadde nayo mu banga lyaweerezza Namunswa.

Ono era yeebazizza bannamawulire okuva mu bitongole eby’enjawulo abakolaganye naye ebbanga lyamaze mu buweereza  wamu ne bannabyamizannyo bonna era nabakuutira okusiga bettanira enteekateeka z’Obwakabaka  ate bakwatagane bulungi neyamuddide mu bigere.

Mu balala Owek. Ssekabembe beyebazizza mulimu Bajjajja Abataka abakulu ab’Obusolya, Abaami b’Amasaza, abavubuka naddala abali mu bibiina bya Buganda byonna muli Nkobazambogo, Akeezimbira, Buganda Youth Council n’ebibiina ebirala, okwo kwossa abantu ba Buganda bonna.

Kinajjukirwa nti Beene era  yasiimye Minisitule eno ebadde ey’ Abavubuka, Emizannyo n’Okwewummuza efuuke eya Minisitule y’ Abavubuka, Ebyemizannyo n’Ebitone.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist