• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owek. Ssekabembe asabye abavubuka okugaba omusaayi

Gambuuze by Gambuuze
March 31, 2021
in Amawulire
0 0
0
Owek. Ssekabembe asabye abavubuka okugaba omusaayi
0
SHARES
67
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Stephen Kulubasi

Bulange -Mmengo

Minisita wa bavubuka, ebyemizannyo n’okwewummuzaamu mu Bwakabaka bwa Buganda, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu, asabye abavubuka ba Buganda okugenda e Mmengo  mu bungi olunaku lwenkya, baweeyo omusaayi bayambe ku bagwetaaga.

Minisita Ssekabembe n’abamu ku bavubuka abeetabye mu kugaba omusaayi

Owek. Ssekabembe agambye nti abantu abatasobodde kugenda Mmengo mu nnaku zino ezasoose, basobola bulungi  okugaba omusaayi olunaku lw’enkya.

 Bino Minisita Ssekabembe abyogeredde mu Bulange bw’abadde yeetabye mu kugaba omusaayi era n’akunga abavubuka mu bibiina ebyenjawulo okuvaayo bajjumbire.

Owek. Ssekabembe yabadde omugabi w’omusaayi omukulu olunaku lwaleero era yeebazizza abavubuka olwokuvaayo mu bungi ne bagaba omusaayi. Wano w’asinzidde n’asaba abavubuka okujjumbiranga buli Ssaabasajja lw’asiima Obuganda okwetaba mu nsonga ez’ekikula kino, kubanga abavubuka be balina okuba abasaale mu nteekateeka za Buganda.

Olunaku lw’enkya,  Omulangira David Kintu Wassajja, y’agenda okuba omugabi w’omusaayi omukulu era aggalewo enteekateeka eno eyawomebwamu omutwe, ekitongole kya Kabaka Foundation, Nakasero Blood Bank ne Red Cross.

Leero abavubuka b’ekibiina kya Nkobazambogo okuva ku Ssetendekero wa Makerere ne Muteesa 1 awamu n’abakozi ba CBS ne BBS Terefayina, nabo beenyigidde mu nteekateeka eno okusobola okuyamba ku bantu abagwetaaga.

 Akulira entambuza y’emirimu ku BBS Terefayina, Steven Dunstan Busuulwa, annyonnyodde nga bwe waliwo obwetaavu bw’okumalawo ebbula ly’omusaayi nga kibadde kibakakatako nga Terefayina okwetaba mu nteekateeka eno.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist