• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owek. Nankindu awaddeyo woofiisi, yeebazizza Kabaka olw’okumufuula ow’enjawulo

Gambuuze by Gambuuze
August 7, 2023
in Amawulire
0 0
0
Owek. Nankindu awaddeyo woofiisi, yeebazizza Kabaka olw’okumufuula ow’enjawulo
0
SHARES
63
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Abadde minisita w’ Obwakabaka ow’ebyenjigiriza , eby’obulamu, embeera z’Abantu era avunaanyizibwa ku oofiisi ya Nnaabagereka, Owek. Dr. Prosperous Nankindu Kavuma yeebazizza  Ssaabasajja Kabaka Ronald Mutebi II olw’okumufuula omuntu ow’enjawulo.

Owek. Nankindu bino abyogeredde mu Bulange e Mmengo ku Mmande bw’abadde akwasa minisita omuggya Owek.  Owek.Cotilda Nakate Kikomeko woofiisi asobole okutandika emirimu mu butongole.

Owek. Dr. Prosperous Nankindu Kavuma asinzidde wano neyeebaza Empologoma olw’okumuwa omukisa okumuweereza era agamba nti yenyumiriza mu bbanga lyamaze nga aweereza kubanga obulamu bwe tebusigadde kyekimu.

Owek.Nankindu ategeezezza nti obuvunaanyizibwa bw’abadde nabwo kumuyambye okugatta ettofaali ku bulamu n’okumufuula ow’enjawulo.

Mungeri yeemu yebaziza abaweereza bazze akola nabo mu lugendo lw’obuweereza bwabaddemu abamuyambye ennyo okutuukiriza obuvunaanyizibwa Beene bweyamukwasa.

Ono aweze okusigala nga muwulize eri Nnamulondo n’okuyambako mu lutalo lw’okuzza Buganda ku ntikko.

Minisita omuggya Owek.Cotilda Nakate Kikomeko, atendereza obumannyirivu namaanyi Minisita Nankindu gataddemu mu kiseera kyabadde mubuweereza era aweze nti wakukola obutaweera okulaba nga atwala omulimu guno mu maaso.

Abamu ku baweereza Owek.Nankindu babadde akola nabo bamwebaziza olw’obuweereza obulungi obubayambye okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe ate nokusitula ekisaawe ky’ebyenjigiriza n’ebyobulamu mu Buganda .

Bano era basabye Omutonzi yababeera omulung’amya omukulu owa Minisita omuggya asobole okutwala abantu ba Buganda ne Uganda mu maaso.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist