• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Mayiga asabye bannamawulire okuwandiika amawulire mu butuufu bwago

Gambuuze by Gambuuze
December 18, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Mayiga asabye bannamawulire okuwandiika amawulire mu butuufu bwago
0
SHARES
84
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Sameul Stuart Jjingo

Bulange – Mmengo

Kamalabyonna  Charles Peter Mayiga abakubiriza bannamawulire ku mikutu egy’enjawulo okuwandiika amawulire mu butuufu bw’ago olwo abantu babeyunire nabo bakulaakulane.

Okwogera bino Kamalabyonna Mayiga abadde asisinkanye abakampuni ya BBEG Media mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu.

Bannamawulire Katikkiro agamba  basaanye okuba abagumikiriza olwo lwebajja okutuuka ku buwanguzi.

Katikkkiro Charles Peter Mayiga akulisiza kkampuni ya BBEG Media olw’okumala emyaka ebiri mu kisaaawe ky’Amawulire agatambulira kumutimbagano.

Owek. Mayiga abategezeeza nti eby’empuliziganya biyise mu nkyuukakyuuka ez’enjawulo okutuuka webiri kati era omutimbagano gukyuusiza ebintu bingi nnyo ensangi zino nga obubaka bungi nnyo bulabibwa mu kibatu ky’engalo n’olwekyo BBEG Media egidde mu kisera kirungi nnyo.

Ono abannyonnyodde  nti Obwakabaka bulowooza nti kikulu okutambula n’emikutu egy’enjawulo okubuna buli kitundu okusasaanya amawulire agabukwataako.

Akulira BBEG Media, Mw. Idris Kiggundu alaze omutindo gw’abannamawulire abekibogwe abaze ensangi zino nasaba Obwakabaka okubarungamya mu ntambuza y’emirimu gyabwe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist