• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Mayiga akuutidde abavubuka okunyweza Obuntubulamu

Gambuuze by Gambuuze
April 3, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Mayiga akuutidde abavubuka okunyweza Obuntubulamu
0
SHARES
10
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Bulange – Mmengo

Mukuumaddamula Charles Peter Mayiga akuutidde abavubuka okunyweza obuntubulamu era bakozese bulungi ebiseera byabwe basobole okubeera ab’omugaso.

Obubaka buno, Kamalabyonna Mayiga abuweeredde mu nsisinkano n’abakulembeze b’abayizi okuva ku Ssetendekero wa Makerere abakiise embuga ku Lwokusatu okuwagira enteekateeka z’emisinde gya mazalibwa ga Kabaka.

Katikkiro Mayiga akunze abayizi bano okwerinda ekirwadde kya Mukenenya nga bakola ekyo ekituufu, mu kifo ekituufu era mu kipimo ekituufu basobole okufuna obulamu obweyagaza.

Bano era Kamalabyonna abeebazizza olw’okuwagira emisinde gy’omwaka guno era nabasaba okukola ennyo basobole okuvaamu abantu ab’obuvunaanyizibwa .

Eyakuliddemu abayizi bano era omukulembeze wabwe ku Ssettendekero ono, Lubega Vincent Nsaba aweze okwongera amaanyi mukulwanyisa Mukenenya era nakunga bayizi banne mu matendekero agenjawulo okwerinda sirimu.

Eyaliko omukulembeze w’abayizi bano, Maseruka Robert  yeebaziiza katikkiro olw’okukkiriza okubasisinkana namwebaza olw’okulambika obulungi abavubuka.

 Ensisinkano yeetabiddwamu Minisita Israel Kazibwe Kitooke n’omukwanaganya w’Abavubuka mu Minisitule ebatwala mu Bwakabaka, Owek.   Hassan Kiyemba wamu n’abakungu abalala.

Abayizi bano baguze emijoozi gya nsimbi eziweredde ddala emitwalo 80 okuwagira enteekateeka eno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist