• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Kiyimba asabye abantu okujjumbira obweggasi bakulaakulane

Gambuuze by Gambuuze
May 16, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Kiyimba asabye abantu okujjumbira obweggasi bakulaakulane
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ Amawulire ne Kkabineeti era omwogezi  w’Obwakabaka, Owek. Noah Kiyimba asabye abantu okunyweza obumu era bettanira obweggasi basobole okulaakulana.

Owek.Noah Kiyimba obubaka buno abuwadde atikkula Oluwalo lwa bamemba ba CBS-PEWOSA ab’ettabi lye Busiro ne Kyadondo lwa bukadde 18 n’emitwalo 50  mu bimuli bya Bulange.

 Minisita Kiyimba bano abafalaasidde okwongera okunnyikiza mu balala enkola eyokutereka nokwewola basobole okwekulaakulanya.

Ye minisita wa gavumenti ez’ebitundu mu Buganda, Owek. Christopher Bwanika  akubiriza abantu okwongera okwettanira nokwennyigira mu nteekateeka z’Obwakabaka okugumizza Nnamulondo.

Bba ssentebe b’ebitavvu bino abakulembeddemu enteekateeka eno beebaziza Ssaabasajja olwebibiina byobwegassi bino byebgamba nti bikoze kinene okutumbula embeera zabantu .

Akulira CBS- PEWOSA mu Busiro, Joseph Magala Nyago  Ssentebe Busiro ne James Kayondo Busuulwa amyuka Ssentebe wa Kyadondo bategeezeza nti buli lukya abantu bongera okuteegera obukulu bwokufisa nokutereka ensimbi.

Enteekateeka ya Luwalo lwaffe ebaawo buli lwakubiri era muno abantu ba ssabasajja mwebayita okubako ettofaaali lyebagatta mu nsawo y’Obwakabaka okutambuza emirimu obulungi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist