• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Kitooke asabye abantu okukola n’okwagala era baagalize abalala

Gambuuze by Gambuuze
September 3, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Kitooke asabye abantu okukola n’okwagala era baagalize abalala
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Kawaala – Kyaddondo

Minisita w’Amawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi w’Obwakabaka Oweek. Israel Kazibwe Kitooke asabye abantu ba Buganda bulijjo okukola n’amaanyi n’okwagala era bafube okwagaliza abalala kuba ku nnono zino Buganda kweyazimbirwa.

Obubaka buno, Minisita Kitooke abuweeredde Kawaala mu Kyaddondo bw’abadde atuuza Omutongole wa Ssaabasajja Kabaka Omulangira Wasajja Eddie Gguluddene awamu n’omumyuka we Mw. Kigoye Bruhan Ssenyomo ku Lwokubiri.

Owek. Kazibwe agamba abantu balina okwewala okusiga obukyayi mu bantu kubanga Kabaka ayanirizza buli omu nga eno yeemu ku ngeri ezisobola okubatwala mu maaso.

Ono era abalabudde ku bantu abavvoola Obuganda nga banoonya ensi okubamanya n’okuganja okubeegendereza kubanga bano beenoonyeza byabwe.

Omumyuka asooka owa Kaggo Ronald Bakulumpagi yeebaziza nnyo Omutongole Mw. Wasajja Gguluddene olw’okusitula abantu abava mu bibiina by’obufuzi byonna era nga ekyo kijja kumuwa omwagaanya okwongera okugatta abantu b’ekyalo kyatwala.

Omutongole omuggya Mw. Wasajja Gguluddene  akubye ebirayiro awamu n’Olukiiko lwe nebeyama okuweereza Kabaka nga tebatiriridde era naawayo enkoko ebikumi bibiri zirundibwe ab’okulukiiko bagaziye ensawo y’Olukiiko.

Omukolo guno gwetabidwaako Omumyuka asooka owa Kaggo, Omw. Ronald Bakulumpagi, abaami ba Ssaabasajja Kabaka okuva ku mitendera gyona, bannabyabufuzi okuva mu Gavumenti eyawakati n’oludda oluvuganya awamu n’abatuuze b’ekyalo kino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist