• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Bwanika asabye abazadde okusiga empisa mu baana

Gambuuze by Gambuuze
August 16, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Bwanika asabye abazadde okusiga empisa mu baana
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Ssaabawolereza wa Buganda, Owek. Christopher Bwanika asabye abazadde okukozesa oluwummula luno okwongera okusiga empisa mu baana basobole okusigala ku mulamwa babeere abantu abalimu ensa.

Okusaba kuno Owek. Bwanika akukoledde mu Bulange e Mmengo bwabadde atikkula Bannabuweekula  Oluwalo olusobye mu bukadde 20.

Oluwalo luno luvudde mu ggombolola 6 ezikola Buweekula nga luleeteddwa okwongera okutambuza emirimu gya Ssaabasajja Kabaka.

Owek. Christopher Bwanika afalaasidde abazadde abaana nga bali mu luwumula okubakuumirako amaaso baleme kuva ku mulamwa ate nokubasigamu empisa kuba bingi ebibasomooza.

Bano abeebazizza okumanya ennono yabwe nokusalawo okugituukiriza kyokka nabasaba okufaayo okwetangira endwadde basobole okubeera abalamu olwo bakulaakulane.

Omwami wa Kabaka amukulembererako essaza lino Luweekula Nantaayi Immaculate Kafeero ategeezeza nti  obumu y’empagi kwebesigamye okutwala essaza lyabwe mu maaso era aweze nti baakwongera okuweeereza Beene awatali kumutiirira.

Abaami be Gombolola zino  baloopye embuga ebisoomoza ebitundu byabwe okuli ekibba ttaka   ekisuse nebasaba Obwakabaka okubayambako.

Eggombolola ezikiise embuga kubaddeko  Mutuba 1 Kitenga , Musaale Kiyuuni , Ssaabaddu Madudu, Ssaabaddu Butoloogo , Ssaabaddu Kasambya ne Mumyuka Bageza.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist