• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Oweek. Ssebuggwawo alondeddwa ku bwapulezidenti bwa FDC

Gambuuze by Gambuuze
August 26, 2020
in Amawulire
0 0
0
Oweek. Ssebuggwawo alondeddwa ku bwapulezidenti bwa FDC
0
SHARES
10
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Najjanankumbi

Mmeeya wa divizoni ye Lubaga Oweek. Joyce Nabbosa Ssebuggwawo, alondeddwa okubeera pulezidenti w’ekibiina ki Forum for Democratic Change (FDC)oluvanyuma lwa pulezidenti Patrick Oboi Amuriat okugenda avuganye banaakwatira ekibiina bbendera ku bwapulezidenti.

Mmeeya Nabbosa Ssebuggwawo

Kino kilangiriddwa omumyuka w’omwogezi w’ekibiina ki FDC John Kikonyogo, bwabadde ku mukolo gw’okuzzaayo empapula okuva mwabo abagala okwesimbawo ku bwapulezidenti.

Kikonyogo yategeezezza nti, nabadde ssentebe w’ekibiina Wasswa Biriggwa alagiddwa okudda ebbali asobole okwesimbawo mu kamyufu k’ekibiina.

Bwabadde azzaayo empapula ze, Amb. Wasswa Biriggwa yategeezezza nga bwalina essuubi nti bannakibiina bagenda kumulonda abakwatire bbendera mu kalulu ka 2021.

Biriggwa agamba yeetegese okukola singa bannayuganda banaaba bamulonze okubeera pulezidenti wabwe.

Yasuubizza okutandikira ku kutumbula tekinologiya n’amagezi aga sayansi era abikozese okuyamba abavubuka okwefuna emirimu, kiyambe n’okulaakulanya eggwanga.

Biriggwa yeeyamye mu nnaku ze ekikumi ezisooka okuwa buli maka ssente emitwalo 10 zibayambe okweyimirizaawo kubanga ebyenfuna olwa COVID-19 bwatyo nasuubizza n’okuwa abavubuka ssente z’entandikwa bakyuse obulamu bwabwe.

“Bwenafuuka pulezidenti njakuba okulaba nga abayizi abatikkirwa bafuna emirimu. Abaana abamaze okusoma kati baddayo mu maka g’abazadde babwe bebabalabirira, ensi engagga nga Uganda eremwa etya okufunira abantu baayo emirimu?,” Birigwa bweyabuuzizza.

Amb. Biriggwa yategeezezza nti agenda kutandikira ku kukyusa bya bulimi, alabe nga abantu balima ebintu ebimala ate abayambe okubifunira akatale wamu n’okuzzaawo ebibiina by’obwegassi gavumenti ya Museveni byeyajjawo.

Ate yye Eng. Patrick Amuriat yagambye nti, alina ebisaanyizo byonna era nga taliko nziro yonna nasaba ekibiina kimwesige kubanga yasobola okuwa Uganda ebiseera eby’omumaaso ebyeyagaza.

Yasuubizza okukyusa eby’enjigiriza kubanga obukugu abulina kuba omusomesa omutendeke.

Yagambye nti bwanawangula obwapulezidenti wakuwa buli muyizi wa sekendule ekyuma ki Kompyuta kubanga ensi kati etambulira ku magezi ga sayansi ne tekinologiya.

Amuriat yagambye nti nebwanaaba tawangudde kalulu kano agenda kuwagira anabeera awangudde basobole okutwala eggwanga n’ekibiina mu maaso.

Akulira akakiiko k’ebyokulonda mu FDC Toterebuka Bamwenda yasabye bano bombi okukuuma ekifananyi ky’ekibiina mu byonna byebakola.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.