• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owa UPDF Attiddwa Mubukambwe e Mayuge

Gambuuze by Gambuuze
June 1, 2020
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
34
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omusirikale w’eggye ly’eggwanga erya Uganda Peoples Defence Forces-UPDF abadde akolera ku nkambi y’e Magamaga evunaanyizibwa ku kukuzimba amanyiidwa nga Samson Emodong attiddwa.

Ono, omulambo gwe gusaangiddwa nga gusuuliddwa ku luguudo lw’eggali y’omukka e Magamaga mu Kabuga ke Mayuge.

Omulambo gusaangiddwako ebinuubule ku kibegabega, amaviivi, ku mikono n’ensingo.

Omusaayi era gusaangiddwa okuliraana ekifo omulambo wegwasangiddwa nga kirowoozebwa weyatiddwa.

Solomon Ndimulodi, omutuze wa Bridge zooni mu Mayuge yagambye yasembyeyo okulaba omugenzi eggulo ku Sunday akawungeezi.

At ye Ramadhan Namundi, nga naye mutuuze mu zooni yeemu, yategeezezza nti baalabye emipiira gy’emmotoka okuliraana omugenzi weyaitiddwa.

“Amaka gange tegali wala n’okuva omugenzi weyatiddwa, tekyannewunyisizza nti twasanze emipiira gy’emmotoka okuliraana omulambo,” Namundi bweyagambye.

George Musinguzi, ayogerera eggye lya UPDF mu Busoga yagambye, okunonyerezaakwabwe kutandise okuzuula kik ekyaviiriddeko okufa kwa Emoding.

Poliisi e Mayuge omulambo yagututte mu ggwanika okusobola okwongera okunoonyereza ku kiki ekyavuddeko okufa kw’omugenzi.

Ono ye musirikale owookubiri okuttibwa n’asuulibwa mu kifo kino.

Omulala eyategeerekekako nga  Joel Cherukut naye yattibwa n’asuulibwa wano.      

URN 

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist