• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

 Owa UPDF asse banne 3 e Somalia

Gambuuze by Gambuuze
January 3, 2023
in Uncategorized
0 0
0
 Owa UPDF asse banne 3 e Somalia
0
SHARES
29
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mogadishu

Omujaasi w’ eggya lya Uganda People’s Defence Forces (UPDF),  Corporal Simon Agaba ku Mmande yavudde mu mbeera nakuba banne basatu amasasi agabatiddwe e Mogadishu mu Somalia gyebasindikibwa okukuuma emirembe.

Omwogei wa UPDF ow’ekibinja kino e Somalia, Capt George William Musinguzi agamba nti enjega eno yaguddewo ku ssaawa 12 ez’okumakya nga Agaba asindikiddwa okugenda ayambeko okukuuma ekisaawe ki  Aden Adde International Airport, naye tebamanyi kyamutanudde nakuba munne gweyasanzeewo amasasi namutta.

Abagenzi kuliko Lance Corporal Christopher Kigongo, Lance Corporal Lord Charles Mangwi ne Private Charles Akatwongyera.

Kigongo essasi balimukubye mu kifuba ate Mangwi yabadde agezaako okulingiza nebamukuba amasasi asatu mu mutwe ate Akatwongyera balimukubye mu mugongo nga agezaako okwetegula ekibabu.

Okusinziira ku Capt. Musinguzi oluvannyuma basobodde okumusinza amaanyi nebamuggyako emmundu era wano yasabye abajaasi naye bamutte oluvannyuma lw’okuzuula ensobi egyeyabdde akoze.

Capt. Musinguzi agamba nti bakuzuula ekituufu ekyaviiriddeko omujaasi ono okuva mu buntu bwatyo nasaasira ab’enganda z’abagenzi.

Kinajjukirwa nti mu mwaka gwa 2019 era waliwo omujaasi eyava mu buntu nakuba nakuba munne amasasi agamuttirawo naye oluvannyuma neyetta.

UPDF ebadde mu Somalia  wansi w’Amagye ga African Union okuva mu 2007 nga basindikibwayo okusobola okuzza emirembe mukitundu kino olwa batujju ba Alshabaaba abali beefudde ekirala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist