• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omwoleso Gaggadde ogwa 2024 gutongozeddwa, Owek. Mugumbule abasabye okugwettanira

Gambuuze by Gambuuze
July 8, 2024
in Amawulire
0 0
0
Omwoleso Gaggadde ogwa 2024 gutongozeddwa, Owek. Mugumbule abasabye okugwettanira
0
SHARES
23
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Bulange – Mmengo

Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule akunze abantu ba Kabaka okujja mu bungi mu mwoleso Gaggadde ogwa 2024 basobole okugatta omutindo kwebyo byebakola.

Obubaka buno, Sipiika Mugumbule abuweeredde mu Bulange e Mmengo bw’abadde atongoza omwoleso guno ogugenda okubaawo nga 16, July 2024 kulwa Katikkiro Charles Peter Mayiga.

Owek. Luwaga agamba nti ebintu bingi ebipya mu mwoleso guno era nga gwakugatta abantu bonna nebiwayi byonna omuli abalimu, abalunzi, bannamakolero, banna katemba n’abalala bangi era ekigendererwa ekikulu kwekusitula embeera z’abantu ba Buganda.

Omukubiriza Mugumbule era yeebazizza ekitongole ki Buganda Heritage and Tourism Board olw’okutumbula ebitone n’ebyobulambuzi bwatyo n’akubiriza abantu okwettanira bayige ebipya.

Ono anokoddeyo ensonga y’obulambuzi enkulu eri eggwanga kubanga eyongeza ku nyingiza ye ggwanga ne Buganda okutwaliza awamu nga wano wasinzidde nakowoola obuganda okujjumibra omwoleso guno ogujjuddemu eby’okuyiga.

Akiikiridde Minisita w’Obuwangwa n’Ebyobulambuzi Owek. Anthony Wamala, Minisita Israel Kazibwe Kitooke agasseeko nti ku mulundi guno mulimu Tekinologiya , okubonga ennyonyi n’okubangula abantu wamu n’okuduukirira abantu be Karamoja.

Ono anokoddeyo obuwangwa, ennono, olulimi, emmere  ennansi, obuvo,  eneeyisa y’omuganda nebirala nga byonna byakubaayo mu mwoleso guno gaggadde bwatyo nakubirizza abantu bonna okujjumbira enteekateeka eno.

Akulira ekitongole ki Buganda Heritage and Tourism Board, Omuk. Albert Kasozi annyonnyodde  nti mu mwoleso guno bakolaganye naba Luba Events okulaba nti omwoleso guno gukyuusa embeera z’abantu ba Kabaka.

 Ye omutandisi wa kampuni ya Luba Events, Moses Lubuulwa yeebazizza Obwakabaka olw’enkolagana ennungi gyebalina okuyita mu mikolo emirala egy’ Obwakabaka nga ku mulUndi guno,  basuubira aboolesi bangi era aweze okukola buli kimu okulaba ng’omwoleso guno gutambulira ddala bulungi.

Kinajjukirwa nti Omwoleso gaggadde 2024, gwatandika baguyita buganda expo era gyegimu ku myoleso egyasooka anti gwakamala emyaka 12 nga ku mulundi guno gwakuyindira wansi w’omulamwa ogugamba nti ‘okutumbula enkulaakulana okuyita mu mukutumbula eby’obulambuzi n’obulimi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist