• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omwami w’eggombolola y’e Nakawa atuuziddwa

Gambuuze by Gambuuze
February 3, 2022
in Amawulire
0 0
0
Omwami w’eggombolola y’e Nakawa atuuziddwa
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Nakawa – Kyaddondo

Omwami wa Kabaka agenda okumulamulirako eggombolola ya Mumyuka Nakawa Timothy Ssenfuma Basajjasubi, atuuziddwa olwaleero ku Lwokuna, n’akuutirwa okukulembera abantu b’Omutanda kyenkanyi awatali kusosola n’omu.

Omukolo guno gubadde ku ggombolola y’e Nakawa mu Kyaddondo nga Basajjasubi atuuziddwa eyakiikiridde Minisita omubeezi owa gavumenti ez’ebitundu Joseph Kawuki era omwami w’essaza Bulemeezi Kkangaawo Ronald Mulondo.

Abaami ba Kabaka ab’enjawulo mu ssaza Kyaddondo babadde okujulira omukolo guno nga mu bano mubaddemu; abeemiruka, abatongole n’abakulembeze okuva mu gavumenti eyaawakati nga bakulembeddwamu Omubaka Ronald Balimwezo.

Bw’abadde atuuza omwami w’eggombolola eno, Timothy Basajjassubi, Kkangaawo Mulondo amusabye ate ng’abantu ba Kabaka mu kitundu kino era alwane okukyusa embeera y’obulamu bwabwe.

Wabula abakulu embeera ebasobedde oluvannyuma lw’okukitegeera nti omwami w’eggombolola Basajjassubi talina woofiisi w’alina kukolera mirimu era wano Kkangaawo alagidde Mmeeya Paul Mugambe okunoonyeza Omwami w’eggombolola w’agenda okukolera mu bwangu.

Omwami w’essaza Kyaddondo, Kaggo Agnes Nakibirige Ssempa ategeezezza nti bagenda kwongera okuteekateeka emisomo okubangula abaami ba Kabaka, bamanye obuvunaanyizibwa bwabwe.

Mmeeya w’eggombolola y’e Nakawa, Paul Mugambe n’omwogezi Godfrey Luyombya bakakasizza nti bagenda okukola ekisoboka okulaba ng’omwami w’eggombolola Mumyuka Nakawa afuna woofiisi mw’anaddukanyiza emirimu gya Beene.

Ye Omwami w’eggombolola atuuziddwa Timothy Ssenfuma Basajjassubi yeeyamye okutuukiriza omulimu ogumukwasiddwa, ne yeebaza Ssaabasajja olw’okumussaamu obwesige.

Omubaka wa Nakawa mu Palamenti, Ronald Nsubuga Balimwezo ayanjulidde Kaggo bye basobodde okutuukako mu gggombolola eno omuli okugikuuma nga nnyonjo  n’ebirala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist