• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omuwendo gw’abayizi abakola sayansi gukyali mutono ddala

Gambuuze by Gambuuze
February 27, 2020
in Amawulire
0 0
0
Omuwendo gw’abayizi abakola sayansi gukyali mutono ddala
0
SHARES
13
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Dan Odong akulira Uneb

Bya URN

Omuwendo gw’abayizi abakola amasomo ga sayanzi gukyali wansi ddala okusinziira kukitongole ekikola ku bigezo mu ggwanga ekya Uneb.

Abayizi ebitundu 10 ku buli kikumi bokka bebaakola amasomo ga sayansi.

Kubbo, abayizi ebitundu 30 kubuli kikumi bebaakola okubala, 10.9 ku buli kimui ne bakola Physics ate 16.2 ku buli kikumi nebakola Chemistry.

Omuwendo gw’abayizi abaakola biology gweyongera okuva ku bitundu 13.3 ku buli kimui mu 2018  okutuuka ku bitundu  14.0 mu2019.

Mu 2018, abayizi 9.8 ku buli kikumi beebokka abakola amasomo ga sayansi.

Dan Odongo, akulira Uneb agamba newankubadde amasomo gano gaabuwaze ku mutendera gwa S4, kino tekiyambye nnyo kwagazisa bayizi kukola masomo gano ku mutendera gwa seniya eyawagulu.

Abayizi abaakola Biology omulundi guno baaakoze bulungi okusinga omwaka oguwedde nga abayizi obutundutundu 0.4 ku buli kikumi baafana ‘A’ okwawukana ku mwaka oguwedde awataali yagifuna.

Abayizi omwaka guno bayise bulungi amasomo; ery’ebyafaayo, eddiini, oluzungu eby’obulimi, wamu ne Biology.

Abayizi abawala baakoze bulungi okusinga abalenzi mu masomo nga okubala, physics n’ebyobulimi.

Ate bbo abalenzi nebaleebya abawala mu chemistry, biology, okusiiga ebifananyi, wamu ne General Paper.   

Abayizi 38,737 baayise amasomo gonna gebaakola okusinga ku bayizi  36,656 abaayita mu 2018.

Abayizi 103,429 bebaatuula ebigezo byabwe mu 2019 ate bbo 1,047 bewandiisa wabula nga tebaalabikako.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist