• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Omutanda asiimye okusimbula emisinde gy’amazaalibwa ge nga 03 July,2022

Gambuuze by Gambuuze
May 10, 2022
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Omutanda asiimye okusimbula emisinde gy’amazaalibwa ge nga 03 July,2022
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okusimbula emisinde gy’amazaalibwage ag’emyaka 67,  nga 03 July,2022 mu lubiri e Mmengo.

Kino kibikuddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, bw’abadde ayogerako eri lukiiko lwa Buganda olwa 29 olutudde  mu Bulange e Mengo, mwategeereza abakiise ebimu ku bisobodde okutuukibwako mu mwaka gw’ebyensimbi ogwa  2021-22 awamu nokusoomooza kwe basanze.

Wadde  emisinde gy’amazaalibwa g’e Mpologoma gyali gyakubeerawo mu April,  wabula tekyasoboka kuba  Ssaabasajja Kabaka yali mitala wa mayanja ku mirimu emitongole.

Katikkiro mu ngeri yeemu abuulidde Obuganda nti ekitongole kya Ssaabasajja ekya Kabaka Foundation, kyalondeddwa ng’ekitongole ekisinze munsi yonna okuku𝝶aanya omusaayi, era mu kiseera kino Ssenkulu waakyo Edward Kaggwa Ndagala ali mu America gye yagenze okukwasibwa engule eno.

Owek. Mayiga akunze abantu okuvaayo mu bungi okujjumbira emisinde gino egigenda okuddukibwa wansi w’omulamwa gw’okulwanyisa Mukenenya.

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga emijoozi gyatuuse dda era mu bwangu gigenda kuteekebwa ku katale nasaba abantu okugigula nga bukyali beewale okuseerebwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist