• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omutaka Mbaziira alambudde Abamasiga, akuutidde abazzukulu okulaakulanya Ekika

Gambuuze by Gambuuze
January 17, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omutaka Mbaziira alambudde Abamasiga, akuutidde abazzukulu okulaakulanya Ekika
0
SHARES
43
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mayirikiti – Buikwe

Omutaka w’Ekika ky’Ennyonyi Ennyange, Mbaziira Kakooto Frank Kisaala akalaatidde Bazzukulu be okukulaakulanya ekika kyabwe era bennyigira mu nteekateeka z’Ekika.

Bino abyogeredde mu kulambula  ab’Abakulu b’Amasiga g’Ekika kino n’okulondoola emirimu gy’Ekika ku mukolo ogubadde e Mayirikiti mu disitulikiti y’e Buikwe.

Omutaka Kisaala era abasabye okukola ennyo okuweereza ekika n’Obwakabaka okusobola okuzza Buganda ku ntikko n’okulaakulanya Uganda.

Ono era ategeezezza nti mu masiga 35 gebalina esiiga lya Lugonja likoze bulungi kuba  lituuza enkiiko nokuwa alipoota nasaba bazzukulu be obutekutulamu.

Ye Omukulu w’Essiga lya Lugonja Kakumirizi asinzidde wano naakubiriza abazzukulu bajumbire enteekateka z’Ekika zonna kubanga zibayamba okumanyaganya n’okukuuma ettaka ly’ekika awatali kubongoota.

Ssaabalangira Namunji e Kibettu Sulaiman Kyambadde mukwogera kwe eri abazzukulu abasabye okubeera obumu okusobola okugenda mu maaso.

Katikiro w’Ekika ategeezezza nti omutaka Mbaziira atongoza olunyiriri lwa Nnyonyi ntono

 Ku mukolo guno munna CBS Powesa Kasolo Fred asomesezza abazzukulu bano ku nkola y’okutereka n’okwewola nti lwebajja okulaakulana n’okutambuza emirimu gy’Ekika.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist