• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omutaka Mbaziira Akuutidde Abazzukulu Okwenyigira mu Nteekateeka z’Ebika

Gambuuze by Gambuuze
May 15, 2023
in Agafa e Mengo, Eby'obuwangwa
0 0
0
Omutaka Mbaziira Akuutidde Abazzukulu Okwenyigira mu Nteekateeka z’Ebika
0
SHARES
40
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kalamba – Ssingo

Omukulu w’ekika ky’Ennyonnyi Ennyange,Omutaka Mbaziira Kisala Frank akuutidde Bazzukulu be okweenyigira mu nteekateeka z’ebika basobole okukulaakulanya Ekika kyabwe nabo okugenda mu maaso.

Obubaka buno abatisse Katikkiro w’ekika kino, Omulongo Mutuuma Fenekansi Kato ku mukolo gw’Okumanyagana kw’Abazzukulu ba Muyanja abeddira ekika ky’Ennyonnyi Enyange, ogubadde mu Nakiduduma e Kalamba mu Ssingo.

Ono asabye abazzukulu bulijjo okukuuma ennono n’obuwangwa bwabwe  bisobole okusigalawo, abalijja nabo bagyenyumirizeemu.

 Katikkiro w’ekika era ayozaayozezza Ow’omumbuga Charles Peter Mayiga Olw’emyaka ekkumi gyamaze ku bwa Katikkiro gwagamba nti obukulembeze bwe babuyigiddemu ebintu bingi.

Ku mukolo guno banjulidde abazzukulu Jjajja bwe Cosiya Muyanja  agenda okukulembera omutuba gw’ebasibukamu ogwa Yeremiya Mubi.

Ye omuwandiisi mu kika kino, Kakumirizi Deogratius akubiriza abazzukulu okukikanga ku kika  basobole okumanya gyebasibuka n’okutema empenda ezitwala ekika mu maaso.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist