• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omutaka Kawula ayagala Obuvujjirizi mu Lubiri lwa Mujaguzo bwongerweko

Gambuuze by Gambuuze
February 3, 2022
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Omutaka Kawula ayagala Obuvujjirizi mu Lubiri lwa Mujaguzo bwongerweko
0
SHARES
62
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kabowa – Kyaddondo

Omutaka Kawuula Frank Lwembawo avunaanyizibwa ku kukuuma Olubiri lwa Mujaguzo nga muno mwe mubeera eng’oma za Mujaguzo asabye Obwakabaka okwongera ku ssente eziweebwayo okulabirira ebifo by’ennono kisobozese ababirabirira okutambuza obulungi emirimu.

Okusaba kuno Kawuula akukoze asisinkanye akakiiko akavunaanyizibwa ku by’Obuwangwa n’ennono mu lukiiko lwa Buganda abali ku mulimu gw’okulambula ebifo by’obuwangwa n’okulaba embeera mwebiri eggulo ku Lwokusatu.

Bano  nga babadde bakulembeddwamu Minisita avunaanyizibwa ku nsonga eno, Owek. Kyewalabye Male balambuludde ebifo eby’enjawulo okwabadde n’ennyanja ya Kabaka, Olubiri lw’e Mmengo n’e Naggalabi okufuna ekifaananyi wakati nga Buganda yeetegekera okusoma embalirira yaayo ey’omwaka 2022 – 2023.

Kawula yannyonnyodde abakulu nga embiri zino okuli Mujaguzo ne Nnamanyonyi bwe zaalina  ettaka eriweza yiika 40 wabula nga kati wasigaddewo kawugiro n’asaba wabeewo ekikolebwa.

Ssentebe w’akakiiko k’ebyobulambuzi  mu lukiiko, Owek. Geoffrey Kisuule Kironde yeebazizza emirimu egikolebwa minisitule eno newankubadde nga basanze okusoomoozebwa okwenjawulo.

Bano bawubyeko olubu lw’ekigere ku masiro e Kasubi okulaba emirimu bwegitambula naddala ku nnyumba muzibwazaalampanga.  Owek. David Kyewalabye Male minisita atubuulidde nti emirimu gitambula bukwakku n’alambulula ku nsonga endala.

Enteekateeka eno era egendereddwamu okulaba ng’olukiiko olukulu lusalawo bulungi ng’Obwakabaka bw’eteekerateekera okukola embalira yomwaka 2022/2023.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist