• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Omusumba Zziwa atabukidde abakweka omusaayi nga baagala okuguguza abalwadde

Gambuuze by Gambuuze
September 27, 2022
in Eby'Obulamu
0 0
0
Omusumba Zziwa atabukidde abakweka omusaayi nga baagala okuguguza abalwadde
0
SHARES
40
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bbanda – Busujju

Omusumba w’essaza ly’ Ekeleziya erya Kiyinda Mityana, Joseph Anthony Zziwa atabukidde abasawo mu ggwanga abakweka omusaayi mu malwaliro olwo nebaguguza abagwetaaga kyagamba nti kikyamu ekirina okukoma.

Okusaba kuno Omusumba Zziwa akukoledde Bbanda mu Busujju bw’abadde atongoza enteekateeka ya Buganda ey’ okukungaanya omusaayi mukitundu kino.

“Omuntu bwatona ate omulala nakikozesa okufuna ssente ekyo si kirungi era si kituufu, ffenna tukimanye nti omusaayi tegutundwa,” Omusumba Zziwa bwe yagambye.

Omusumba Zziwa yasabye abantu bulijjo okujjumbira okugaba omusaayi kisobozese abagwetaaga okugufuna kubanga guno tegulina kkolero nga bwebataguwaayo tegusobola kubeerayo.

Ono era asabye abakayala ab’embuto okweyunira amalwaliro bafune obujjanjabi obwetaagisa naddala omusaayi kuba bebamu kwabo ababeera basinga okugwetaaga.

Omusumba Zziwa alaze obwenyamivu olwobubenje obusukiridde ensangi zino nasaba abantu okweddako ngabali ku makubo.

Ssenkulu wa Kabaka Foundation,  Omuk.  Eddy Kaggwa Ndagala,  yeebazizza nnyo abazze n’abategeeza nti enteekateeka ya kutumbula bya bulamu abantu bakole bakyuuse embeera yaabwe.

Ye omwami wa Kabaka akulembera essaza Busujju, Jjingo Mark Kaberenge asabye gavumenti eyawakati okulabira ku Bwakabaka ku nteekateeka y’okunoonya omusaayi era eweeyo obuyambi obwetaagisa.

Omubaka David Kalwanga Lukyamuzi,  asabye abakulembeze okuggya ebyobufuzi mu nteekateeka z’Obwakabaka kubanga zino ziyamba abantu bonna awatali kusosola.

Enteekateeka eno egenda ku komekerezebwa ku lwakutaano wiiki eno era ngayakutalaaga mu bitundu bya Busujju ebyenjawulo.

.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist