• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omusumba w’e South Afirika asisinkanye  Owek. Kaawaase

Gambuuze by Gambuuze
November 9, 2021
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omusumba w’e South Afirika asisinkanye  Owek. Kaawaase
0
SHARES
77
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Omusumba w’obusumba bwa Aliwal mu ggwanga lya South Africa,  Omusumba Joseph Kizito  agenyiwaddeko ku mbuga y’Obwakabaka e Bulange -Mmengo n’asisinkana Omumyuka Asooka owa Katikkiro era Minisita w’obuyiiya n’enzirukanya y’emirimu, Assoc. Prof. Oweek Twaha Kigongo Kaawaase.

Omusumba Kizito agamba nti agenda n’asuubiza nga bw’agenda okwagasiza abantu ba Kabaka abali South Africa Obwakabaka bwabwe ne yeebaza Kamalabyona olw’emirimu gy’akolera Obuganda era n’okutumbula embeera z’abantu ba Kabaka.

Omusumba Joseph Mary Kizito yalondebwa okubeera omusumba w’obusumba bwe Aliwal mu ggwanga lya South Africa mu mwaka gwa 2019 era ono akulembeddwa, abataka mu kika ky’effumbe mwava.

Ono agambye nti ekimuleese e Mmengo kwebaza Ssaabasajja Kabaka olwokulembera obulungi abantu be awamu n’okubakulaakulanya.

Omusumba Kizito aweze okufuuka olutindo olugatta bannayuganda abali mu ggwanga lya South Africa n’Obwakabaka kyongere amaanyi mu nteekateeka z’Obwakabaka.

Omumyuka wa Katikkiro asooka ,owek. Prof.Twaha Kaawaase Kigongo yeebazizza Omusumba Joseph Kizito olw’okwagala gyava n’akakasa nti Obwakabaka bwetegefu okukolagana ne bannaddiini ab’enjawulo okulaba ng’abantu bakulaakulana.

Ensisinkano eno yeetabiddwamu minisita avunaanyizibwa ku nkulaakulana y’abantu, Owek. Dr. Prosperous Nankindu Kavuma ne Minisita w’ensonga za Buganda ebweru, Owek. Joseph Kawuki.

Share this:

Tags: Bishop Joseph KizitoOwek. Joseph KawukiOwek. Kaawaase Kigongo
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist