• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Omumbejja Nassolo akubirizza abantu okugaba omusaayi

Gambuuze by Gambuuze
October 28, 2020
in Eby'Obulamu
0 0
0
Omumbejja Nassolo akubirizza abantu okugaba omusaayi
0
SHARES
76
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange

Omumbejja Joan Nassolo  olwaleero yeegasse ku bantu ab’enjawulo abavuddeyo okugaba omusaayi kisobozese okutaasa obulamu bw’abo abagwetaaga.

Omumbejja Nassolo, Minisita Nankindu n’abalala

Omumbejja asinzidde mu Bulange n’akowoola abavubuka okuvaayo bagambe omusaayi kuba ekirwadde kya Ssennyiga Corona kitaataaganyiza  embeera oluvannyuma lw’amasomero okuggalwa mu mwezi Gwokusatu.

“Omusaayi okusinga gwavanga mu baana b’amasomero agaggalwa okuva mu mwezi Gwokusatu ate abalala abaawangayo, entambula yakalubamu.” Omumbejja Nassolo bw’agambye.

Wano w’asabidde abantu abakyasobola okutambula, okujjumbira okuwaayo omusaayi kitaase obulamu bw’abalala.

Omumbejja Nassolo nga agaba omusaayi

Minisita Nankindu  nga y’ayanirizza Omumbejja Nassolo, asabye abavubuka okulabira ku mumbejja bayambe abali abalwadde bannalubiri, abakyala abazadde, abafunye obubenje wamu n’abantu abalala bonna abeetaaga omusaayi.

Abalala abagabye omusaayi kubaddeko Minisita Nankindu, Omuk. Adrian Mukiibi wamu n’abantu abalala.

Omukungu Ndagala, olunaku lw’eggulo yategeezezza nti enteekateeka eno yaakumala ennaku 4, ng’erimu ebitongole ebirala okuli ekya Kabaka Foundation nga bayambibwako aba Indian Association, Mengo Hospital, Uganda Blood Bank ne Uganda Red cross.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist