• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omulimu gw’okuddaabiriza Buddukiro guzzeemu okutinta

Gambuuze by Gambuuze
March 1, 2021
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omulimu gw’okuddaabiriza Buddukiro guzzeemu okutinta
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Betty Namawanda

MASAKA- BUDDU

Omulimu gw’okuddaabiriza ennyumba entongole ey’omwami w’essaza ly’e Buddu amanyiddwa nga Ppookino ng’eno eyitibwa Buddukiro, guzzeemu oluvannyuma lw’okumala akaseera nga guyimiriziddwa.

Okuddaabiriza amaka g’Obwapookino gwatandika ku nkomerero y’omwaka oguwedde era mu kiseera kino ekitebe kino kyali mu mbeera mbi era yonna ng’etonnya.

Ppookino Jude Muleke n’abakulembeze ku ssaza nga balambuzibwa omulimu wegutuuse

Kino kyawalirizza Ppookino aliko kati Jude Muleke okukunga bannabuddu era n’atondawo olukiiko okusobola okunoonya ssente n’okulabirira omulimu gw’okuddaabiriza ennyumba eno.

Olukiiko luno lukulirwa omwami Elayisha Muwonge era ono mu kaseera k’okunoonya akalulu yavaayo n’ategeeza nti omulimu guno gwali guyimiriziddwa okusobola okuwa abantu obudde okunoonya akalulu kuba abamu ku bammemba ku lukiiko lwatwala baali beesimbyewo.

Bw’abadde atongozza okuddamu okuzimba Buddukiro, Ppookino Jude Muleke asabye bannabuddu okumanya nti akalulu kaggwa baddeyo bakole okutuusa essaza lyabwe ku ntikko.

Mu kwogera kwe Ssentebe w’olukiiko olukulembera enteekateeka y’okuzimba ennyumba eno,  Elayisha Muwonge bw’abadde alambuza Ppookino Muleke  n’abakulembeze be ssaza omulimu guno we gutuuse agambye nti obwetaavu bukyali bunene.

Muwonge agambye nti omulimu gwonna gwakumalawo ssente obukadde 260 era n’akakasa nti bakagutambuzaako ebitundu 25 ku buli 100 n’alaajanira bannabuddu okwongera okuwaayo ku nsonga eno.

Ennyumba eno Buddukiro nga ge maka ga Ppookino amatongole esangibwa ku mbuga y’essaza Buddu ku ssaza  mu kibuga kya  Ssaabasajja Kabaka  Masaka nga yaserukululwa yonna era n’eteekebwako akasolya akapya akamategula  era  munda ssaako n’oluggya nabyo biri mu kuyooyotebwa okusobola okuggyayo ekitiibwa ky’essaza Buddu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist